Irene Ntale - Omukwano Gw'ekiro Lyrics

Lyrics Omukwano Gw'ekiro - Irene Ntale



Ooooh yea yea yea yea
D king say
Bwebuwungela nomusayi gubanja ela
Babe bwesilikilila ndota oliwano nga ozindabiliza
Ssagala bya kulondola, ssagala bya kulinyilila, ssagala byakusojelela nze kyenjagala bwakuwembejja
Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
Bwebiba toweta bwebiba nange bwendi
Omukwano gwekilo gunyuma gusinga
N'otulo
Omukwano gwekilo gunyumwe nebulwa n'otulo
Ee waano gyo nakuloseko bulosi
Essanyu nelituka eno mubwenda
Ekilo kyabadde kisuffu wali
Ela nazukusse ku sawa mukaaga
Nze ssemola naye bwenkulowonza nemola
Nze tebaniba naye kugwe banimba nempala.
Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga bwebiba toweta bwebiba nange bwendi.
Omukwano gwekilo gunyuma gusinga
N'otulo
Omukwano gwekilo gunyumwe nebulwa
N'otulo
Olinga sukali mukikopo kya chai
Olinga munyu mu sipiki yenva
Olinga sabuni anaza kastressi
Nakuyoyota wama nodda mu mudu
Omukwano gwekilo, guno omukwano
Gwekilo
Gunyuma gusinga n'otulo oh oh oh
Omukwano gwekilo, bwebiba bwebiba
Babe eeeh
Gwanyumwe ne bulwa n'otulo
Gwanyumwe ne bulwa n'otulo
Gwanyumwe ne bulwa n'otulo
Omukwano gwekilo bwebiba babe
Hehehe
Gunyuma gusinga n'otulo yea yea yea
Omukwano gwekilo bwebiba babe bwebiba
Gwanyumwe ne bulwa n'otulo bwebiba babe
Gulimu obuyiiso yiiso
Gulimu obukwanso kwanso
Gulimu obukukuku
Gukuba nga amalya amalya amalya
Amalya.
Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
Bwebiba toweta bwebiba nange bwendi.




Irene Ntale - Sembera
Album Sembera
date of release
16-09-2016




Attention! Feel free to leave feedback.