Irene Ntale - Nkubukinze (Remix) paroles de chanson

paroles de chanson Nkubukinze (Remix) - Irene Ntale



Ohhhhhh hoooo
Nze leero nkubukinze
Eiiiihhhhhh ohhhhhh
Keendeza over time
Onyongele more time
Tubeeleko nga abalala
Mu mukwano ogwe gombesa
Enzikiza ekwatte
Enkuba nebweyika
Akasana nekeekyanga
Teli kijja kutwawukanya
Buli kadde ebeela busy
Ne siimu onyiga busy
Gwe nongamba mbeele easy
Hmmm
Bambi kyusamu
Kati ndeesa strategy mpya
Amagezi nsaze gawakayima
Okubukinga mu bbudde
Ne calendar yo njefugge
Kati mikwano jjo gigambe
Eyo jonooba odda
Nze leero nkubukinze (leero nkwesose)
Abakutwalila obudde
Honey batekeko quarter
Kuba leero nkubukinze
Mmmm
Bweba flight
Mbukinze air ticket
Nasabye front sit
Nga nkooye okusiba ekyila.
Gwe nkufudde pilot
Munyonyi eyaffe tuli babili
Abalala tubalaba bulabi
Nga tutumbiila eyo mubile
Ebibadde bikunemesaaa
Emilimujjo nemikwano
Nabawala abakusumbuwa
Ehhh
Bagambe leero
Kati mikwano jjo gigambe.
Eyo jjonoba odda (jjonoba odda)
Nze leero nkubukinze (leero nkubukinze)
Abakutwalila obudde
Honey batekeko quarter (batekeko quarter)
Kuba leero nkubukinze
Baby nku meetinga okooye
(Ononsonyiwa nsonyiwa)
Time table yo njikooye
(Kubanga nkumisiinga)
Mpaakadde akamala
Okubeela nawe kyenjagala
Silina mulala ye nze mukyalawo
Okuva lwewasalawo
Nkusaba kyusa plan zo
Olwa leero njagala mbe wuwo
Neesunze daa okulaga kubyeninawo
Nkubukinze
Kati mikwano jjo gigambe
Eyo jonooba odda (jonoba odda)
Nze leero nkubukinze (nkwesose)
Abakutwalila obudde
Honey batekeko quarter
Kuba leero nkubukinze
Kati mikwano jjo gigambe
Eyo jonooba odda
Nze leero nkubukinze
Abakutwalila obudde
Honey batekeko quarter
Kuba leero nkubukinze
Ehhhhh heeeiiii
Ohhhhhh nkubukinze (nze leero nkubukinze)
Ohhhmmmmm
Baby nkubukinze (nze leero nkubukinze)
Nkubukinze



Writer(s): Irene Ntale


Irene Ntale - Sembera
Album Sembera
date de sortie
16-09-2016




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.