Irene Ntale - Ono Omwana paroles de chanson

paroles de chanson Ono Omwana - Irene Ntale



Dj turn me up
Hype it up
Mi Boy so listen up
Mi sing sing a reggae luga
Just mash it up
Nash Swangz avenue
Omwana anfukidde ekibuuzi
Kyatengerere
Embeera ng′ omukadde kukaayu
Ono omwana
Antikudde Anyingidde
Ono omwana
Antanudde Anjekeedde
Bwenamulaba
Nawaniika bendera
Sikyali player yantengula
Buli wakeera nemulumirirwa
Oba kasuuze katya?
Bwazibwe butya?
Ebyokulya bye byawoomwe bitya?
Bwakedde butya?
Hear pretty boy
Omutima gwo guntereese
Nze munda muli menyesse
One in a million
Kaano kozze nteredde
Buli woba nage ebeera holiday
You're ma fire fighter
Pull mi when me burning
Every step i make at
The hard not mme di get that
Use my anaconda
Nkuyitte body defender
Always and forever
Like the great wall of China
Amaziima ntambudde
Amaawanga mangi
Nganooonya
Omuntu ng′ agwe owempiisa
Atte nga mulungi
Tasaangika
Kati laba
Amaaso go, Eniiri zo
Amannyo go, Enjala zo
Walayi ono maliyiika
Wekiiba kisiibo
Osiibuka asiibye ne lawyer
Omuyiiya amateeka
Oba kiba kitya?
Wasiiba essuuka
Gwenange embeera nkuuka
Ha ha uhm hmmm
Ooh uhm ohh oo ohh
Naalumanya saalumanya
Kawonawo omukadde akotakota
Wuliira omuziki
Waniika emokono
Situuka muntebbe wotudde
Omukwano gwonno guntikudde
Ekigambo kyonno kintinudde
Neyanjudde, Sseyanjudde?
Mpiita Ntale netumbudde
Huuuhhhhh hahahahahaha
Loooooooouuuddddd
Big bang bang bang
Ooooooooh ooh ooooh
Oooooooohooh oh




Irene Ntale - Sembera
Album Sembera
date de sortie
16-09-2016




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.