Fik Fameica - Byenyenya текст песни

Текст песни Byenyenya - Fik Fameica



(Keiton)
Byenyenya (Fresh Bwoy)
Gegenya
Baby! Lemme be yo daddy yo
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo
Gyal, I really like your make up
Daamu message zange ku WhatApp
Selfie nze nawe twekubweyo ka snap
Bakulabeko ne Fameica omubi mu rap
Facebook, Insta please follow me up
Abo njagala obasosole nga trump
Mbulira oba oyagala nguuzi nkulise
Abo ba fake abakukwana obafiise
Nyeyezamu nabawala obatiise
Eh, nga tozina toyagala money!
Nze nziyiwa ng'atayagala money
Bw'oba ononya Don alina money
Siiri Don naye nina money
And me like it when you shake yah body
Nze njagala nga byeyenya
Bwoba oyagala gegenya
Baby! Lemme be yo daddy yo
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (eh)
Nze njagala nga byeyenya
Bwoba oyagala gegenya
Baby! Lemme be yo daddy yo
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (yeah, yeah!)
Buli bwoyita ne bawala bano balooba
Bwo smilinga eno empaale zitooba
Bwonyenya onerabiiza ex eyanooba
Eno nsasage, mama bulamu wasoba (otabuse)
Onkubisa butida ate tekuliko lukooba
Ebyaffe byamirembe temuli kuguluba
Engeri gy'okakanya, sikasubira kukaluba
Bayaye buli lwebandaba nawe babuuba
Baali tebakimanyi nti nze nawe kiriiba
Majja tofaayo wegaali si gakuyiriba
Toyinza kuleka ga nsuwa ate n'onywa gamukiidiba
Bw'oleeka nze baby obeera ogenze kudiba
Eh, nga tozina toyagala money!
Nze nziyiwa ng'atayagala money
Bw'oba ononya Don alina money (big spender)
Siiri Don naye nina money (nina mu)
Nze njagala nga byeyenya
Bwoba oyagala gegenya
Baby! Lemme be yo daddy yo
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (eh)
Nze njagala nga byeyenya
Bwoba oyagala gegenya
Baby! Lemme be yo daddy yo
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (yeah)
Figure kyekyo mukama yakubumba
Otisa bulijjo nze ntya n'okulumba
Nja kuta nte ng'oyoyeza ekibumba (towakana)
Baby, sirikigeza kulimba (nze sisoobola)
Yeah! Ozzina bulungi webale
Basajja bangi naye mwana bewaale
Ku dance flow njagala nze nawe twetale
Zzinna bend over, leka byenyenye
When me come over, ndabeko mwenye
Zzinna bend over, abo bakokonye
When me come, nze tonkokonya
Kuba nze wuwo
Ondi mu mubiiri ne ku myoyo
Obulungi bwo bundeeta nakatuuyo (ntuyanye)
Leeta omutiima gwo nguteeke ku kitiiyo
Abayaye abalina love ayadaladala tubaayo (eh)
Nze njagala nga byeyenya
Bwoba oyagala gegenya
Baby! Lemme be yo daddy yo
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (eh)
Nze njagala nga byeyenya
Bwoba oyagala gegenya
Baby! Lemme be yo daddy yo
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (yeah)
Nze njagala nga byeyenya
Bwoba oyagala gegenya
Baby! Lemme be yo daddy yo
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (eh)
Yeah! Gegenya
Artin Pro! Gegenya
A Fik Fameica! Gegenya
Hehe! Gegenya
Yeah, nange awo wenalabira
A Karma Ivien



Авторы: Fik Fameica


Fik Fameica - Kutama
Альбом Kutama
дата релиза
26-01-2018




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.