Pia Pounds - Slay Farmer текст песни

Текст песни Slay Farmer - Pia Pounds



Hmm!
Hmm! Hmm!
Hmm! Hmm!
Hmm! Hmm!
Dicotyledonous
Hmm! (We're Fresh)
Yegwe ekibala ekyavirako Adam okukemwa Kaawa (oh oh!)
Wandiba gwe Eden nga Mukama yakitukweka
Ebibala byo byabala buli abiraba atenda baaba (oh my God!)
Ngezezako okukwewala ne bwenekweka er'ononya
Kuba ebbuba, simanyi kulifuga
Bwe nkulaba n'omulala ne nkutuka
Ne bwemba mu shoot ombinusa
Nkoko ya mutamiivu nkeesa lukya
Ebinyuma, gw'amanyi okubikola
N'ebitanyuma era obinyumisa
Akamwenyu, oh mwenyezamu
Oh yeah
Njagala nkwerabize bali abaasoka
Beera nange bwetwata ekyama
Njagala nkwerabize bali abaasoka, yeah
Beera nange bwe twata ekyama
Ekyama ekyama (o le le maama)
Slay Farmer (o le le)
Ekyama ekyama (o le le maama)
Slay Farmer (o le le)
Ekyama ekyama (o le le maama)
Slay Farmer (o le le)
Ekyama ekyama (o le le maama)
Slay Farmer
Engeri gy'okabala otyo tekabalwa balala
Eno etaka gimu ebibala subira kunoga, yeah
Bw'olibiryako, toliyoya walala
Kano kafe che, darling kakuume nga kyama, yeah
Oli kitundu ku nze
Nekute ku gwe
Ningang'atamidde
Love yo endaludde, endaludde
Kuba ebbuba, simanyi kulifuga
Bwe nkulaba n'omulala ne nkutuka
Ne bwemba mu shoot ombinusa
Nkoko ya mutamiivu nkeesa lukya
Ebinyuma, gw'amanyi okubikola
N'ebitanyuma era obinyumisa
Akamwenyu, oh mwenyezamu
Njagala nkwerabize bali abaasoka
Beera nange bwetwata ekyama
Njagala nkwerabize bali abaasoka, yeah
Beera nange bwe twata ekyama
Ekyama ekyama (o le le maama)
Slay Farmer (o le le)
Ekyama ekyama (o le le maama)
Slay Farmer (o le le)
Ekyama ekyama (o le le maama)
Slay Farmer (o le le)
Ekyama ekyama (o le le maama)
Slay Farmer (o le le)
(Ole le maama)
Slay farmer (ole le)
(Ole le maama)
Slay farmer (ole le)
Oli kitundu ku nze
Nekute ku gwe
Ningang'atamidde
Love yo endaludde, endaludde




Pia Pounds - Slay Farmer
Альбом Slay Farmer
дата релиза
19-04-2022



Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.