Deena - Kankuleke Lyrics

Lyrics Kankuleke - Deena



INTRO
Nkwagala nyo okimanyi
Nkumatila nyo okimanyi
Nabatulaba bamanyi okimanyi nti yegwe.
-1
Wade olumu nkunyiza nonyiiza nawe bibaawo mumukwano.
Yade sisiba busungu bankuza bulungi naye bbuba linyiiza.
Mpulira waliyo mukyale yo,
Jokasibira bwobere yo bintukako
Bwemba ndi eno kati kankuleke.
Kankuleke, kankuleke beibe, kansigaleeno, kaniinde eyantondelelwa x2
-2
Nalinga ndowooza wali mwesigwa nga nebwonniiba ogenda nsanyuse.
Saamanya nti beibe walimu ebituli oh ooo
Kati nebwonfumbafumba, lwalelo, sokyasobola kukyusa lwalelo, nebwongamba lwalelo, nkakasa nsobola okwegana
Beera eyo x3 nze kambeeno xx2
FADE OUT.
End...



Writer(s): sabrina herr


Deena - Mumulete
Album Mumulete
date of release
23-04-2016




Attention! Feel free to leave feedback.