Irene Ntale - Nkubukinze Lyrics

Lyrics Nkubukinze - Irene Ntale

Nze leero nkubukinze...
Kendeeza overtime, onyongere more time
Tubeere ko ng′abalala, mu mukwano ogwegombesa
Enzikiza ekwate, enkuba nebweyiika
Akasana nekekyanga, teli kija kutwawunkanya
Buli kadde obeera busy, n'esimu onyiga busy
Gwe nongamba mbeere easy, hmm, bambi kyusa mu
Kati ndeese strategy mpya, amagezi nsaze ga wakayima
Okukubukinga mu budde, ne calender yo ngyefuge
Kati mikwano gyo gigambe, eyo gyonoba wodda, nze leero nkubukinze...
Abakutwalira obudde, honey bateeke ko quota, kuba leero nkubukinze...
Bweba flight, mbukinze air ticket
Nasabye front seat, nga nkooye okusiba ekira
Gwe nkufudde pilot, mu nyonyi eyaffe tuli babiri
Abalala tubalaba bulabi, kati tubeere eyo mu bire
Ebibadde bikunemesa, emilimu gyo n′emikwano
N'abawala abakusumbuwa, ehh... bagambe leero
Kati mikwano gyo gigambe, eyo gyonoba wodda, nze leero nkubukinze...
Abakutwalira obudde, honey bateeke ko quota, kuba leero nkubukinze...
Baby nkumeetinga okooye (olusi mbouncinga)
Time table yo ngikooye (kuba mba nkumissinga)
Mpa akadde akamala, okubeera nawe kyenjagala
Silina mulala, yenze mukyala wo kuva lwewasalawo
Nkusaba kyusa plan zo, olwa leelo njagala mbe wuwo
Nesunze dda okukulaga kubyendina wo, nkubukinze...
Kati mikwano gyo gigambe, eyo gyonoba wodda, nze leero nkubukinze...
Abakutwalira obudde, honey bateeke ko quota, kuba leero nkubukinze...
Kati mikwano gyo gigambe, eyo gyonoba wodda, nze leero nkubukinze...
Abakutwalira obudde, honey bateeke ko quota, kuba leero nkubukinze...

Writer(s): Irene Ntale

Irene Ntale - Sembera
Album Sembera
date of release
16-09-2016

Attention! Feel free to leave feedback.