Maurice Kirya - Kulunako Olwo Lyrics

Lyrics Kulunako Olwo - Maurice Kirya



Wandaga ekifuba kyo
Nondaga omutima gwo
Wajjayo ebiwawatiro
Nonkweeka mu mikono gyo
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo
Nzijukira ebigambo byo
Nzijukira akamwenyo ko
Nzijukira ago amaaso go
Amaaso go agandaga ekubo
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo
Ebiwawatiro
Byambugumya
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo
Ebiwawatiro
Byambugumya
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo



Writer(s): Maurice Kirya


Maurice Kirya - Beyond Myself
Album Beyond Myself
date of release
20-09-2019




Attention! Feel free to leave feedback.