Pallaso - Akomererwe Lyrics

Lyrics Akomererwe - Pallaso



Akomererwe
Ani again?
Akomererwe
Baur
Akomererwe
Karma Ivien
She wants my love she don't want money
Ayagala nze
Akimanyi bujja kukya naffe tufune
Yeesiga nze
Sabula
Bw'aba yecanga
Akomererwe
Baby olimu ekyama
Gwe kola amateeka
Gagobererwe
Mpulira nkwetaaga
Bw'aba yecanga
Akomererwe
Baby olimu ekyama
Gwe kola amateeka
Gagobererwe
Mpulira nkwetaaga
Tubakuba tubakuba kufa
Ŋenda kutwala ku shoppinga Dubai
Ssiryebaka nga kabuzeemu ka sukaali
Tolyejjusa ssiri kuseera ka massage
Bwe kuba kwambala ndi kwambaza kufa
Ogwo omubiri gwo gusaana mu Versace
Ab'ennugu baliba bakuma bubaani
Nga nze eno ngwongerayo omutima munda
Na bonna abaali batulemesa bagambe
Fire burn dem
Omwana anjagala from Monday to Monday
Fire burn dem
Bw'aba yecanga
Akomererwe
Baby olimu ekyama
Gwe kola amateeka
Gagobererwe
Mpulira nkwetaaga
Bw'aba yecanga
Akomererwe
Baby olimu ekyama
Gwe kola amateeka
Gagobererwe
Mpulira nkwetaaga
Ono ne bw'ojja ng'olina ssente akujooga
Omukwano gwe muwa tegukoma kuwooma
Ntandikirawo nze ge nina ssi ga kusonda
I got everything yo
Ŋenda kugulirayo n'akamotoka
Convertible ak'ebbaati eribikkuka
Billion ataano zero ziba mmeka?
Yogera nze nkuwe ndi ku bikutuka
Na bonna abaali batulemesa bagambe
Fire burn dem
Omwana anjagala from Monday to Monday
Fire burn dem
We went from the gutter
To the city lights and fame
Running from the popo
You remember those days
Siren nights in neighborhood
Everybody a thief
You told me Pallaso
Focus on chasing the dream
Bantu kunafuya naye nga tuli baakabi
Tujja vumilia nze naawe tuli ba magye
Bagamba ssikusaanira abo bakola nsobi
Newankubadde twecanga
Baur you're bad, eh
Haki



Writer(s): Pallaso


Pallaso - Akomererwe
Album Akomererwe
date of release
10-02-2020




Attention! Feel free to leave feedback.