Pallaso - Ekiro Munzikiza Lyrics

Lyrics Ekiro Munzikiza - Pallaso



I am badder than dem
Karma Ivien you're badder than dem
We're badder than dem
Sabula
Obw'ekiro butuuse ekibuga kiggule
Abakazi abafumbo batwetemye embale
Babugobe obunyama ne biceps ennene
Kati obulungi bwadda ku wallet nnene
Tukuba zi chain maguja zennyini
Ate guno mulembe gwa bituli mu mpale
Tunywa Champagne ba kabaka bennyini
Tukuba limu sniper takuba bbali
Ekiro mu nzikiza sawa ya kwekwata
Ekiro mu nzikiza, ya kweswaza
Ekiro mu nzikiza, ekiro mu nzikiza
Abantu bakyekola
Cheza leka kwekunya
Sikyalina na gye ŋŋenda
Bwe mba ntamidde ndeka, ndeka
Ky'oyenda ssi kye nyenda
Bwe kuba kunywa, kunywa
Sikyalina na gye ŋŋenda
Bwe mba ntamidde ndeka, ndeka
Ky'oyenda ssi kye nyenda
Kati ŋŋenda nkizuula abakazi kikemo
Batusattiza ne tugwirana ebigwo
Ne bw'oba na mmeka bakunywa ppaka zero
Baleeta n'emikwano ne bakyekola ssebo
Tolina money n'okukwana lutalo
Tolina mulo oba lucoolo ku pillow
Ekiro mu nzikiza sawa ya kwekwata
Ekiro mu nzikiza, ya kweswaza
Ekiro mu nzikiza, ekiro mu nzikiza
Abantu bakyekola
Yeah, when the night comes
Roads go to the night clubs
My diamonds are shining even when the lights out
Bakaaba ono ampita n'oli n'ayita
Naye nga njagala malayika
The Champagne got me going but Heinessey is crazy
The whining in the dance lift up for the ladies
I make moves and my boys are with me
Shout out to the Djs for pumping the music
Abantu baagala biyiise
Ensusu z'abakyala nazo baagala zimyuse
Maama Lususu namubuuse
N'omuddugavu afaanana Beyonce
Cheza leka kwekunya
Sikyalina na gye ŋŋenda
Bwe mba ntamidde ndeka, ndeka
Ky'oyenda ssi kye nyenda
Bwe kuba kunywa, kunywa
Sikyalina na gye ŋŋenda
Bwe mba ntamidde ndeka, ndeka
Ky'oyenda ssi kye nyenda
I am badder than dem
Karma Ivien you're badder than dem
We're badder than dem
Sabula
Ekiro mu nzikiza sawa ya kwekwata
Ekiro mu nzikiza, ya kweswaza
Ekiro mu nzikiza, ekiro mu nzikiza
Abantu bakyekola



Writer(s): Pallaso


Pallaso - Ekiro Munzikiza
Album Ekiro Munzikiza
date of release
13-10-2019




Attention! Feel free to leave feedback.