Spice Diana feat. Feffe Bussi - Sente Zakamezza Lyrics

Lyrics Sente Zakamezza - Spice Diana , Feffe Bussi



Obuliri ze mbuvuddemu
Nga z'obuvuddemu
Kyokka bulijjo mwana
Mbukulekamu
Spice, topapa kuyombamu
Olumu ondekangamu
Just olumu zibulamu
Obuzibu buliwa
Ssente z'akameeza
Njagala ssente z'akameeza
Leero ndekaamu
Ssente z'akameeza
Togenda nga toleseewo
Ssente z'akameeza
Obuzibu buliwa?
Ssente z'akameeza
Njagala ssente z'akameeza
Leero ndekaamu
Ssente z'akameeza
Togenda nga toleseewo
Ssente z'akameeza
Ssente z'akameeza
Zitubeezaawo
Ky'ova olaba nkugamba
Ozisseewo
Ntetenkanya nga maama
Tubeewo
N'abaana ka sukaali
Banyweko
Kyokka gwe ondaga
Busungu
Era nange nsibyewo
Ekiyungu
Ku z'akameeza ndayira
Aga Mungu
Mpozzi ng'onawasa
Muzungu
Ebibyo tompa ate ebyange
N'ompeeka!
Boy, you give me I give you
We make it better
Yeah eeh
Ekinnuma kano akameeza
Nze eyakagula
Akameeza kafuuse
Ekyewalula
Bwe mbalabalamu ssente
Ze nkasuulira
Bwe nkirowozaamu
Gunnumira ddala
Engeri gwe gy'oboggola
N'olundeetera
N'obitiggula, ne nzigwerera
Nze ne mmala
Ne nthamalala
Ne ndolobala
Ne neesalaasala
Ne neetala
Ne nkwekokkola nga
Ssimala, eh
Olwo nno nga nfa kulaga
Mapenzi
Tulumye buno obulenzi
Obusheezi
Nkuvugire mu X-Class Benz
Nkubuzeewo nno nga bano
Abachwezi
Awatali z'akameeza no
Kkombya, ah ah
No kkombya
Bwotaleka z'akameeza no
Kkombya, ah ah
No kkombya
Awatali z'akameeza no
Kkombya
Tokiŋŋamba baby
Tonnyombya
Gwe fumba kamere nga
Nz'afumbya
Kyokka gwe oli mu ko-
Koonya
Ebibyo tompa ate ebyange
N'ompeeka!
Boy, you give me I give you
We make it better
Yeah eeh
Artin on the Beat




Spice Diana feat. Feffe Bussi - Sente Zakamezza
Album Sente Zakamezza
date of release
27-05-2018



Attention! Feel free to leave feedback.