Eddy Kenzo - Akaserengeto paroles de chanson

paroles de chanson Akaserengeto - Eddy Kenzo



Ohhh. ohhh. ohhh.ohhh
Oh yeah, Oh yeah, ehh
I LOVE YOU MY BABY DARLING
AUDIO ONE...
Ela nkwagala nyo baby wange
Oh yeah, Oh yeah, ehh
I LOVE YOU MY BABY, BABY
You make me speechless. .
Kubanga kyansukako
You make me restless
Kubanga njagala nkole nfune
Ela Nkuwe...
Mwana gwe ompade challenge
Mubulamu ompade challenge
Haa...
Ogwo'mutima ogwa GOLD
Ne'mpiisa ezo'mubantu nobulungi bwo
Amazima wasukuluma ahhh... ahhhh
(Wasukuluma)
Nafuka mwana... eh, eh
Onfako bambi... eh, eh
Eno ewange kalala... kalala.kalala
Akaserengeto. ...
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
(Kaba kaserengeto)
Kasita mbera nawe gwenjagala mumutima
Kano kaserengeto. ...
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
(Kaba kaserengeto)
Kasita mbera nawe gwenjagala mumutima
Kati oba mukwano kwosize
Gwe tula wesirikile
Ogenda kunkungula
Kuba teli asiiga kasoli nafuna bijanjalo
Njagala okimanye wekiba
Eh...
Wamponya bali abayaye abambadala
Nondetera Omukwano ogwa namadala
Nze ndi kuwa ki mukwano nenkusanyusa
Kuba onjagade nojyayo amakulu mukwagala
Leka mbeere nawe
Eh...
(Mbere nawe)
Leka ngumire kugwe
Eh.Eh
Kuba gwe walabyeko yemwana
Akaserengeto. ...
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
Kaba kaserengeto
Kasita mbera nawe gwenjagala mumutima
Kano kaserengeto. ...
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
(Kaba kaserengeto)
Kasita mbera nawe gwenjagala mumutima
Oh... yeah, Oh... yeah
I LOVE YOU MY BABY DARLING
Oh... yeah, Oh... yeah
Ela nkwagala nyo baby wange
Buli ayambuka amaliriza akilira
Naye nze nawe tukilira tunyumirwa
Laba obusozi bwe tuvunuse emabega
Kabibe biwonvu tubiyitamu tunyumirwa
Olimujawa agumira ebizibu
Nasigala nga musanyufu takalubiliza
Tulibakuberawo nze nawe darling
Njagala nkuwe Omukwano gwenina mubunji
Eh...
Akaserengeto. ...
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
(Kaba kaserengeto)
Kasita mbera nawe gwenjagala mumutima
Kano kaserengeto. ...
Akanguya buli kimu nga totademu manyi
(Kaba kaserengeto)
Kasita mbera nawe gwenjagala mumutima
Akaserengeto. ...
Nseyeya sirina Tabu yona
(Kaba kaserengeto)
Wagonzamu ebyali byakaluba
Kano kaserengeto
Eh.Eh.Eh. Oh yeah.yeah.yeah
Kaba kaserengeto
Akanguya buli kimu nga totademu manyi



Writer(s): Eddy Kenzo


Eddy Kenzo - Eddy Kenzo Music
Album Eddy Kenzo Music
date de sortie
21-03-2017




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.