Eddy Kenzo - Never paroles de chanson

paroles de chanson Never - Eddy Kenzo



Atin on the beat
Yeggwe gwe wange
Yeggwe, eehh, gwe mmanyi eeh eeh
Ssinga nze nnali nfuga
Wandibadde nga tojula
Kyoyagala kyofuna
Nga n'ebyo kkola totawaana
Yeggwe yeggwe wange
Baby gwe nze gwemmanyi eeh eeh
Njagala mmale ebizibu byo
Olivinge ebirooto
Byonna byonna mbireete
Byewaloota edda ndeete nkukwase
Leero luno leero leero luno
Leero luno leero leero luno
Never betray me (Never oohh)
Never leave my side ooh (Never oohh)
Oh yo never betray me (Never oohh)
Never leave my side ooh (Never oohh)
Nakati kyensaba ojireete
Ngamba love yo njitereke
Oyo anajja ajibanje
Bwe tunaalya amatereke
Nze ggwe eeehhh
Yeggwe wange
Baby ggwe eeehhh
Yeggwemmanyi eeh eeh
What's a life without you?
My super duper lover
A night without you
Nkwesizze nnyo never betray me
Love without you
My super duper lover
What's a night without you?
Nkwesizze nnyo never betray me
Never betray me (Never oohh)
Never leave my side ooh (Never oohh)
Oh yo never betray me (Never oohh)
Never leave my side ooh (Never oohh)
Kinyuma nnyo bwemba nkukeere
Kuba oli mulungi
Binyuma nnyo bwewekoza
Eby'abalungi
Ssinga nze nnali nfuga
Nandibadde byonna mbituusa
Nga yonna yonna j'osula
Otambula olina essanyu
Mu mikwano gyo j'opowa
Ng'otambula olina akavimbo
Yeggwe eehh
Yeggwe wange
Baby ggwe eeehhh
Nze gwemmanyi eeh eeh
Njagala mmale ebizibu byo
Olivinge ebirooto
Byonna byonna mbireete
Byewaloota edda ndeete nkukwase
Leero luno leero leero luno
Leero luno leero leero luno
Never betray me
Never leave my side ooh (Never oohh)
Oh yo never betray me (Never oohh)
Never leave my side ooh (Never oohh)




Eddy Kenzo - Never
Album Never
date de sortie
24-07-2019





Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.