Irene Ntale - Gukuba paroles de chanson

paroles de chanson Gukuba - Irene Ntale



Lai Lai Lai
Nkutayiza butayiza
Sir Dan Magic
Ah Mi say Juju
Olabika nga
Wansiba na Juju
Omutima gukuba
Bwe Du du du
Medication jjira gyanguye
Nfubye okulindalindako
Njagala nkulabelabe ko
Njagala nkukwatekwate ko
Naye oli na bunayira
N′emboozi yaku nayiza
Nkutayiza butayiza
Yitaba nti wangi
Bw'oba Omumpulira
Ah nkubira akawuli
Bw′oba mpulira
Ooooh
Gukuba nga bidongo
Omutima
Gukuba nga bidongo
Wotoli
Gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa
Kululi lwe nasembayo okukulaba
Na nyumirwa
Nalinga asuzze ne malaika
Nga eno omutima gwongera kulalira
Aah sisobola kuwalira
Aga walai
Mbula kwesiba nga Amatayi
Oba kale kabuti
Gyo yambala mu mpeewo nga nyingi
Yitaba nti wangi
Bw'oba ompulira
Ah nkubira akawuli
Bwo ba ompulira
Oooh
Gukuba nga bidongo
Omutima
Gukuba nga bidongo
Wotoli
Gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa




Irene Ntale - Gukuba
Album Gukuba
date de sortie
28-02-2018

1 Gukuba




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.