King Saha - Bambi paroles de chanson

paroles de chanson Bambi - King Saha



Kati komya ekisa mukwano bambi onsika
Kati gwe bw′oseka eno gyendi bambi mpuba nfa
Nti bangi bampaga nti bambi omwana anina
Mukwano tonswaaza, bambi tonswaaza
Ooh wendi, mukwano wendi
Wendi, mu bingi wendi naawe
Njagala ne ntambula naawe, naawe
Mukwano binyuma ndi naawe, bambi naawe
Njagala gwe n'obeerawo
N′obeerawo, n'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N′obeerawo, n'obeerawo
Buli lw′obeerawo
Nange mbeerawo
(Heeey) Nfubye nkuwe omukwano
Mu bungi bambi togaanaa
Bambi, bambi
Manyi nti bangi baakulumya
Naye nze ssi bwendi
Bambi, bambi
Nkuweeki leero? N'ebirala ntuma nze mbireete
Bambi, bambi
Njagala nkulabe nzekka
Nzekka nzekka nzekka
Bambi nzekka hmmm
Ne bwonaneetoolooza
Emirundi gyonna,
Gyonna gyonna oh
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n'obeerawo
N′obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Ah, nyumisiza obulamu naawe eh
Gwe naawe, saagala ate onjagale onkyawe
Ooh ensobi nzikola naawe
Ozikola naawe
Saagala ate ozeekwase naawe
Njagala obiŋambe naawe
Mbikugambe naawe
Gwe tubyegambe tunywere naawe, hmmm
Batulinze naawe
Twanguwe naawe
Bakimanyi nti tuli wamu nze naawe
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n'obeerawo
Buli lw′obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo



Writer(s): King Saha


King Saha - Bambi
Album Bambi
date de sortie
11-02-2019

1 Bambi




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.