King Saha - Biri Biri paroles de chanson

paroles de chanson Biri Biri - King Saha



Nkwagala nga otude wali waliiii
Nenkunyumiza biri ebyaliwo luli eeh
Mu kambrena wetumwenya wetwewaaana aah
Mbeera mbirowozaako yee
Wesuna ngako nga muno akufaakooo
Mukwano mukwano munange tomanyi kiri eno
Nyambaako mukwano ooh
Nkwagala biri biri iyee eeh
Wankola bubi wewaduka luli
Nkwagala biri biri iyee eeh
Wankola bubi wewaduka luli iyeeee
Mukwano guwoma, ngambaako toli nkyawa
Abangi bagenda, abanji bobaja nebekyawa
Nze ngamba linda embaga, embaga njireeta tewekyanga
Nkwagala nnyo nnyo singa okimanyi nsinga okimanyi
Nti wanondayo nze nonzija mubali nava mu bali yii
Mukwano mukwano munange tomanyi kili eno
Nyambaako mukwano ooooo ooh
Nkwagala biri biri iyeee eeeh eeh
Wankola bubi wewaduka luli iyee eeh
Nkwagala biri biri iyee eeh
Wankola bubi wewaduka luli
Nkwagala nga otude wali wali
Nenkumijza biri ebyaliwo luli
Mu kambrena wetumwenya wetwewana
Mbeera mbirowozaako iyeee
Wesunangako nga muno akufaako
Mukwano mukwano munange tomanyi kili eno
Nyambaako mukwanoooo ooh
Nkwagala biri biri iyee eeh
Wankola bubi wewaduka luli
Nkwagala biri biri iyee eeh
Wankola bubi wewaduka luli iyeeee



Writer(s): King Saha


King Saha - Biri Biri
Album Biri Biri
date de sortie
05-06-2018




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.