King Saha - Boss paroles de chanson

paroles de chanson Boss - King Saha



Twatandika twavula ooh
Netutandika okutambula ooh
Ffe wetwakula
Banji betwalaba
Era binji bye twayiga eeh
Nensengula mpola nga bandaba
Nebampita kola teri'agoba bababa
Naye ate gwe
Nze Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzalawa
Nga'ate nze Nkimanyi onjagala boss
Nze Nkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzoleya nga'ate nze Nkimanyi onjagala boss
Nze njagala njozze zitukule nyanike
Gw'oyagala nze nyanike ziveyo zigwe zigube
Nze njagala njozze zitukule nyanike
Gw'oyagala nze zenyanise ziveyo zigwe osanyuke eeh
Nakwagala nyooo
Ate gwe nonkyawa
Nenkwesiga nyooo
Nebyaama nobyasa
Nze Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzalawa
Nga'ate nze Nkimanyi onjagala boss
Nze Nkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzoleya
Nga'ate nze Nkimanyi onjagala boss
Twatandika twavula ooh
Netutandika okutambula ooh
Ffe wetwakula
Banji betwalaba
Era binji bye twayiga eeh
Nensengula mpola nga bandaba
Nebampita kola teri'agoba bababa
Naye ate gwe
Nze Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzalawa
Nga'ate nze Nkimanyi onjagala boss
Nze Nkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzoleya
Nga'ate nze Nkimanyi onjagala boss
Nze Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzalawa
Nga'ate nze Nkimanyi onjagala boss
Nze Nkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzoleya
Nga'ate nze Nkimanyi onjagala boss



Writer(s): King Saha


King Saha - Boss
Album Boss
date de sortie
31-05-2019

1 Boss




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.