King Saha - Hullo Hullo paroles de chanson

paroles de chanson Hullo Hullo - King Saha



Yadde n'akasaale kakuuma
Naye osaana mmundu eyo yokka
(Mmundu yokka, yokka)
Oli mulungi wenna tolina wakukyama
(Waakukyama, uh love)
Nkulinamu esuubi weka
Bambi bambi tokyuuka
(Tokyuuka, uh tokyuuka)
Nkwagala Maama
Owooma nga Coke na Fanta
(Coke na Fanta, eeh)
Nyamba bambi tuula
Nkubuulire ebyange byonna
(Ebyange byonna)
We mba nkyamiizza ontereeza, eh
Onyirira kufa aah
Olinga gwe bakutaako
Sirina kye nkugamba
Ooh, hullo hullo
Hullo Hullo Hullo
Pick up your phone
You say Hullo
Obudde bugenda, ouh
Hullo Hullo Hullo
Pick up your phone
You say hullo
Obudde bugenda, tugende
Oli omu onyirira olinga egaali empya
Hmmm, nkulabe nkuleke awo
Ne Katonda akwesiimisa
Omasamasa mu bitonde bye baatonda, eh
Wefanana weka, eeh
Oli mulungi okufa aah
Wenna omasamasa olinga kya kulya
Oh lo lo wa, eeh
Hullo Hullo Hullo
Pick up your phone
You say Hullo
Obudde bugenda, ouh
Hullo Hullo Hullo
Pick up your phone
You say hullo
Obudde bugenda, tugende
Mukwano gwange nsaba nyumisiza obulamu
Bulamu bunyuma oli ne munno
Ng'akuwa amasanyu, eeh
Mukwano gwange nze nteeka mu kikapu, eh
Njagala onjagale
Onjawule ne mu balabe eeh
Oli mulungi okufa aah
Wena omasamasa olinga kya kulya
Oh lo lo wa, eeh
Hullo Hullo Hullo
Pick up your phone
You say Hullo
Obudde bugenda, ouh
Hullo Hullo Hullo
Pick up your phone
You say Hullo
Obudde bugenda, tugende
Mukwano gwange nsaba nyumisiza obulamu
Bulamu bunyuma oli ne munno
Ng'akuwa amasanyu, eeh
Mukwano gwange nze nteeka mu kikapu, eh
END



Writer(s): King Saha


King Saha - Hullo Hullo
Album Hullo Hullo
date de sortie
31-01-2019




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.