Nina Roz - Olumya Bano paroles de chanson

paroles de chanson Olumya Bano - Nina Roz



Nessim Pan Production
Kuno sikukufumba
Sili mu katemba
Nze leka ngazziye ensi y'ebadde enfunda
Ebibyo nakuma
Nga bwewanddeka luli
Bw'ogya okunsanga
Mumulyango bw'ofuluma
Omutima ogufula gwa kyuma
Bagwana apana
Switch wagikuma
Nze nalokinga tebankoya
Ohoo ho yi
Abakulabako eyo baloopa eno
Nti olumya bano
Ohoo ho yi
Omwooyo tobasulira yade nabisubira
Oho ho yi
Abakulabako eyo baloopa eno nti olumya bano
Oho ho yi
Omwooyo tobasulira yadde nabisubira ebyo
Kabagezeko
Tujja kumala tubalazeko
Tebawulira paka nga balabyeko
Ku mukuttu abalala tubasazzeko
Bwateera nti ku musajja wo tebakutegula eyi
Bwateera omutima gwange tebagunyakula ah ah
Onansonyiwa amaaso gange obutakuvangako
This a long distance love
Okulingiriza nga kinkakattako
Oh oh oh yi
Abakulabako eyo baloopa eno Nti olumya bano
Oh oh oh yi
Omwooyo tobasulira yadde nabisubira
Oh oh oh yi
Abakulabako eyo baloopa eno nti olumya bano
Oh oh oh yi
Omwooyo tobasulira yadde nabisubira
Wabula twettuka love yo siggikutta
Nebwonkula ah
Okwali okusonooka ekyokukwagala
Mwekyo kye kyankwatta
Tufuke Ba die hard
Mukono mukono nga tonva Ku card
Nga Teri kuba sad
Teriyo olwo na yadde red card
Olina tactics mu mukwano
Gwe bw'ossessa n'ebwettukeesa
Kugwe sisala puleesa
Mu love toli mukuusa
Oli mufuusa
Oh oh oh yi
Abakulabako eyo baloopa eno nti olumya Bano
Oh oh oh yi
Omwooyo tobasulira yadde nabisubira
Oh oh oh yi
Abakulabako eyo baloopa eno nti olumya bano
Oh oh oh yi
Omwooyo tobasulira yadde nabisubira ebyo
Kabagezeeko tujja kumala tubalazeeko
Tebawulira ppaka nga balabyeko
Ku mukuttu abalala tubasazzeko
Bwateera nti ku musajja wo tebakutegula
Bwateera omutima gwange tebagunyakula ah ah
Onaansoyiwa amaaso gange obutakuvangako
This a long distance love
Okulingiriza nga kinkakatako
Oh
Oh oh oh yi
Abakulabako eyo baloopa eno nti olumya bano
Oh oh oh yi
Omwooyo tobasulira yadde nabisubira
Oh oh oh yi
Abakulabako eyo baloopa eno nti olumya bano
Oh oh oh yi
Omwooyo tobasulira yadde nabisubira
(Kabagezeko tujja kumala tubalazzeko tebawulira pakka nga balabyeko
Ku mukuttu abalala tubasazzeko)



Writer(s): Nina Roz


Nina Roz - Nina Roz Music
Album Nina Roz Music
date de sortie
16-10-2018




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.