Sheebah - Ninda paroles de chanson

paroles de chanson Ninda - Sheebah



Sabulaaa.
Ahh baby weyayu. TNS.
Baby weyayu. ×2
Tomanyi gwe bulijjo By′empita mu,
Buli bwe ndowooza gwe mpubamu.
Tonyumya ebyo byona by'obaddeko
Kolabise ko boyy sikuta.
Kati sibuula byona by′obaddeko yaniriza omukwano omupya gwe nina .
Sangula amanya g'oswiitiza elyange limu lyoka ly'oboyita
Nalina omukwano ogugwo era mubujjuvu ne nguma n′enkulinda ogutikule
Saapapa bwe nalaba abakwefasa ne nguma n′enkulinda ogutikule
Watt.aahh baby weyayu
Tondeka mu maziga yiyiza w'ondabira gwe nigga
Bye ndabye mbirabye.obadde obuliddewa okunnumya.
Bulijjo obuliddewa nga nkulinda...
Ninda linda lindaa...
Nzena n′embuguma mundaa...
Nga nze ndy'eno ninda.
Ebipenzi n′ebintuga ng'anfa...
Ninda linda lindaa.
Emboko z′ambabula nzena beibe.
Nga nze ndy'eno ninda...
Sometimes I wonder ki nkufiraako nga n'abantabbira mulikimu...
N′ebakabaka ba mawanga ba b′akusimbako ngenda nawe omutufu .
Sidda mabegga .ng'onanywa olega
Please leave the guy.alabika andoga
Lwaki mu beerako ng′amuketta
Nga ate y'ewange twateesa...
Tugende tutandike ekikulese
Ba neighbour batandike okugeya ate
Leka nsuleko bambi mu kifuba kyo
Webaale kugya yingirawo...
(Chorus)...
Nga lwaki oninza .
Ye lwaki onimba.abateesi nga bantenda.
Nze me mbipiinga nga tonkoolinga.
Mbwenu beibe natiina
Nkulinze n′omukwano gwo ngulina
Mu lubuto ne ba kid bo mbalina
Akayimba nkuyimbidde beibe gyira.
Omukwano omungi guli eno kima
Ekindeteera okugoba abasigadde
Bazunga b'akyetala tebatudde
Jangu leta Eno oli waddala osanira ettendo.
Size yange eno abanvuganya bambi munveeko.
(Chorus)...
... End...



Writer(s): Sheebah, Sheebah Kalungi


Sheebah - Samali
Album Samali
date de sortie
10-08-2020




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.