Silvano Del Gado feat. Paul Twin - Sweet Sixteen (feat. Paul Twin) текст песни

Текст песни Sweet Sixteen (feat. Paul Twin) - Silvano Del Gado feat. Paul Twin



...
Am a winner
And I'll never b a loser
Nawe oli winner topowa tofuka loser
(Nawe omuvuzi wa bodda oli muwanguzi)
Am a winner and I'll never b a loser
(Asindika ekigali nawe oli muwanguzi)
Avuga taxi nawe oli muwanguzi
Temugwamu suubi
Kano nkayimbye nkajja kumutima
Buliijjo nebuuza Nze ani wama
Gwe bavuma nti nfanana e'nkima
Kati nkuba shows nezimuma
Nga nasomba scrap ne bwuma
Nga balala bagamba nchuma
Mu baana bona tebangema
Mu byaddala obulwadde bwanuma
No kusoma bloodi kwalema
Sharp era omulamu tebwantama
Nze kyemanyi Katonda gyali
Nasuula ku kapeti ngo bulili tewali ne bivuulu ebyali kunkumi bbirri omutujju na yitanga mubituli ngo'buzibu mzee bumali nabakazi nga bampitta bali kati ndi winner bebankubiire ntoli trouble (ttabu)
Chorous:(King Saha)
Bwoba mwavu oba kyenena nebwanikwa bano bakwegana buli akulaba agamba tosana balinda kungana kuntanna bakuwobuyinja nga bakuwana
Bwoba tonazawa bakugeya nkona oli muwanguzi yongera kazana
Nsasiira yo taata wa'baana atenbeya ebinyebwa mukasaana mu city city council tagiwona
Gwa akyasoma gira ngopambana time gyomala todamu gifuna
Gwe gwe batundire'binyebwa kitaawo ye winner
Esuubi akyalina
King Saha
Oli muwanguzi eyetika emiggugu mukibuga togwamumanyi
Oli muwangunzi owama duuka ku mukwano arcade togwamu suubi
Omusuubuzi mu kikuubo togwamumanyi
Atuude emmerre ne nyanya no butungulu ku kuubo
Owa loani ngekulemye okusasula togwamu manyi ojjazisasula
E wakiseeka abakyala betala banonya sente anti zabula customa emmere onogula?
Nedda bambi mpoozi ngo'mpola
Owulire'nakku bwemusesera maama atunda kasooli kubala ssnte zekikazi zo zivawala
E waka atukira kungwala sente ziliwa zovo'kukola nze njagala kuzanya zaala bambi zakoze nga taata azitwala bwajjukire emmali ye gye yajja ewala ngolwo aguma omutima guyimirira amanyi akera mwowinno kukola kumbe omiliro gyocheza emiddala agenda aloowoza nti bamufeera asanga vvu lyebali mukwera asanga vvu na milanga
Oli muwanguzi oyoze emmotoka ku washing bay
Togwamu mannyi
Omupangisa opangisa
Omulimi asuubula amatooke nogagye e kasese nogayingize e'kibuga togwamu suubi
Omuzaanyi wo mupiira nawe bwotyo
Malaya eyetunda togwamu suubi nawe topowa kyokola tokigya ku mutiima okikola kubeeza wo mabujje



Авторы: Billy Idol


Silvano Del Gado feat. Paul Twin - Sweet Sixteen
Альбом Sweet Sixteen
дата релиза
05-03-2014



Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.