Spice Diana - Anti Kale текст песни

Текст песни Anti Kale - Spice Diana



Ian Pro pon the beats
Spice Diana
Bano batemu butemu
Tebawuliriza tuli ku kizibu
Aaah anti kale
(Anti kale)
N′ekyo kiggwa kale
(Kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale
Nkibuuse kale
(Anti kale)
Aaah anti kale
(Anti kale)
N'ekyo kiggwa kale
(Kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale
Nkibuuse kale
(Anti kale)
Bano mbabuuse gyoliva ne gy′oligenda beebamu
Ebirooto byabwe n'ebikolwa by'ebimu
Tebawena ah
Nga balumya ho!
Batugumya mitima basibisa byayi
Mbu batufaako kumbe basiba kawaani
Bakola by′amajaani basaba sukaali
Mbu beeyita b′askari (Burn)
Tebalina kisa batunyiga ng'ennyaanya
Ne gw′osinga agamba kimu apaana
Okay kale
Batulaba ku ttivvi beebuzaabuza (Batumanyi)
N'ennyimba zaffe bazeeweereza (Bazirina)
Just kifiiriza
Bantu ba nzikiza
Omuntu omuntu
Mbasaba muyigeko bwe bayisa omuntu
Naye muntu munno
Gw′otulugunya naye munnayuganda
Buli omu kyali deserves some respect
Twewe ebitiibwa in all aspects
Oli ku mulimu ndi ku mulimu
Ffenna eggwanga litwetaaga
Ah aah
Bano basabuzi balimba
Baagala kulaba nga tusemba
Batunyigira mu bufunda oh
Batugumya mitima basibisa byayi
Mbu batufaako kumbe basiba kawaani
Bakola by'amajaani basaba sukaali
Mbu beeyita b′askari (Burn)
Batulaba ku ttivvi beebuzaabuza (Batumanyi)
N'ennyimba zaffe bazeeweereza (Bazirina)
Just kifiiriza
Bantu ba nzikiza
Buli omu kyali deserves some respect
Twewe ebitiibwa in all aspects
Oli ku mulimu ndi ku mulimu
Ffenna eggwanga litwetaaga (Burn)



Авторы: Spice Diana


Spice Diana - Bimpe
Альбом Bimpe
дата релиза
06-11-2017




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.