Akay - Ebaluwa Songtexte

Songtexte Ebaluwa - Akay




Yiiyii big boss original Akay outer
Team no sleep in this one again
Producer Wani Power Records tellem
Eeh eeh tellem say
Yoo boss!
Ogamba nti ndi mugayavu dear
Nange nfuba tuve mubwavu dear
Y'ebbaluwa genali mpandise dear
Nga njagala ekuggumye ekutuzze near
Ky'oba omanya nange situdde eno
Wadde ndi eno omutima gumbeera eyo
Mirimu mingi gyenjinkwatideno
Naye nga mbeera era ndowooza kujja eyo
Naye nga lwaki eyajitwala yatwala yaki? Mazima yatwala yaki?
Ate nga mwalimu ebyama bya mukazi wange
I sent the letter to my gal
I don't know where I drop it
Somebody must have picked it up and put it in his pocket
Ebbaluwa gyenali mpandise ebbaluwa
Nga njagala muwereze ebbaluwa eeh
Nga sinajimuwa laba ate bwembulako
Ebbaluwa gyenali mpandise ebbaluwa
Nga njagala muwereze ebbaluwa eeh
Nga sinajimuwa laba ate bwembulako
Amaziima olusi nange numwa aah
Nga ndowooza lyendida dear
Tusanyukemu nga bulikimu clear
Naye nga tekisoboka!! hmm awo nembigitana
Nkulowooza muli nenkyalana
Bwogatako nabo abatuwalana
Byebatwogerako bijjuza ne kalina
Naye nga lwaki eyajitwala yatwala yaki?
Mazima yatwala yaki?
Ate nga mwalimu ebyama bya mukazi wange
I sent the letter to my gal
I don't know where I drop it
Somebody must have picked it up and put it in his pocket
Ebbaluwa gyenali mpandise ebbaluwa
Nga njagala muwereze ebbaluwa eeh
Nga sinajimuwa laba ate bwembulako
Ebbaluwa gyenali mpandise ebbaluwa
Nga njagala muwereze ebbaluwa eeh
Nga sinajimuwa laba ate bwembulako
Baby girl when you're missing
My temperature raising
Yes you're pleasing girl youre fantastic
Girlfriend your style is so clean
Our love will never stop is always twerking baby
Naye nga lwaki eyajitwala yatwala yaki?
Mazima yatwala yaki?
Ate nga mwalimu ebyama bya mukazi wange
I sent the letter to my gal
I don't know where I drop it
Somebody must have picked it up and put it in his pocket
Ebbaluwa gyenali mpandise ebbaluwa
Nga njagala muwereze ebbaluwa eeh
Nga sinajimuwa laba ate bwembulako
Ebbaluwa gyenali mpandise ebbaluwa
Nga njagala muwereze ebbaluwa eeh
Nga sinajimuwa laba ate bwembulako
Ebbaluwa gyenali mpandise ebbaluwa
Nga njagala muwereze ebbaluwa eeh
Nga sinajimuwa laba ate bwembulako
Ebbaluwa gyenali mpandise ebbaluwa
Nga njagala muwereze ebbaluwa eeh
Nga sinajimuwa laba ate bwembulako
Ebbaluwa!




Akay - Ebaluwa
Album Ebaluwa
Veröffentlichungsdatum
22-06-2016




Attention! Feel free to leave feedback.