David Lutalo - Amaaso Abiri Songtexte

Songtexte Amaaso Abiri - David Lutalo




Gwe laba otude nga naye obudde bukugendako
Katonda omusude labayo nodda mu pokkopokko
Esaawa ng'egenze gweraba otudde nga naye obudde bukuwedeko
Otulo gwe tukuute...
Agamba mwana wange ebirungi biibyo twala gwe tomufaako olinda mpozi kulwala
Asaba omufisizeewo ku kadde gwe tomufaako olinda mpozi kulwalaasaba omufisizeewo ku kadde eyakutonda onyigawo akaseerakatonda nannyini nsi tumussa ku kanayoky'ani
Tweyita baana baani mukama tumujooga bujoozi
Owooooo... ngatetuswala buli lunaku netupaala
Twefudde abatamulaba ng'ebibye twongera kubirya
Mukama atusimbye amaaso abiri
Gweraba otude nga naye obudde bukugendako
Ayagala tukyuke tude gyali
Katonda omusudde labayo nodda mu pokopoko×2
Katonda wange omulungi taata ampisa mu matumbi
Omutima n'omwoyo gwange bibyo nabikukwasa obisumbebuli kimu ekyange kakibe kiki nakirekera gwe mukama
Abomumaka gange nebamuliranwa



Autor(en): David Lutalo


David Lutalo - Far Away
Album Far Away
Veröffentlichungsdatum
10-06-2014




Attention! Feel free to leave feedback.