King Saha - Bambi Songtexte

Songtexte Bambi - King Saha




Kati komya ekisa mukwano bambi onsika
Kati gwe bw′oseka eno gyendi bambi mpuba nfa
Nti bangi bampaga nti bambi omwana anina
Mukwano tonswaaza, bambi tonswaaza
Ooh wendi, mukwano wendi
Wendi, mu bingi wendi naawe
Njagala ne ntambula naawe, naawe
Mukwano binyuma ndi naawe, bambi naawe
Njagala gwe n'obeerawo
N′obeerawo, n'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N′obeerawo, n'obeerawo
Buli lw′obeerawo
Nange mbeerawo
(Heeey) Nfubye nkuwe omukwano
Mu bungi bambi togaanaa
Bambi, bambi
Manyi nti bangi baakulumya
Naye nze ssi bwendi
Bambi, bambi
Nkuweeki leero? N'ebirala ntuma nze mbireete
Bambi, bambi
Njagala nkulabe nzekka
Nzekka nzekka nzekka
Bambi nzekka hmmm
Ne bwonaneetoolooza
Emirundi gyonna,
Gyonna gyonna oh
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n'obeerawo
N′obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Ah, nyumisiza obulamu naawe eh
Gwe naawe, saagala ate onjagale onkyawe
Ooh ensobi nzikola naawe
Ozikola naawe
Saagala ate ozeekwase naawe
Njagala obiŋambe naawe
Mbikugambe naawe
Gwe tubyegambe tunywere naawe, hmmm
Batulinze naawe
Twanguwe naawe
Bakimanyi nti tuli wamu nze naawe
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n'obeerawo
Buli lw′obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo



Autor(en): King Saha


King Saha - On My Way
Album On My Way
Veröffentlichungsdatum
16-10-2019

1 On My Way
2 Biri Biri
3 Hullo Hullo
4 Gundeeze
5 Mpa Love (feat. Weasel)
6 Machoo (feat. Mimi Mars)
7 Jackie - King Saha
8 Tubikole (feat. Weasel)
9 Boss
10 Best Friend (feat. Spice Diana)
11 Mary (feat. Rydim Boyz)
12 Bambi
13 Tuli Ku Misinde
14 Very Well (feat. Slick Stuart & DJ Roja)
15 Nkutwala
16 Omwana Wabandi
17 Nkwagala (feat. Dr. Hilderman)
18 Nalwanawo
19 Sembera
20 Gulawo
21 Ondabisa (feat. Critical Emario)
22 Maria (feat. Mikie Wine)
23 Anjagala (feat. Newyork)
24 Sure Deal (feat. Khalifa AgaNaga)
25 Tugezako Bugeza (feat. Kalifah Aganaga)
26 Komawo (feat. Butterfly)
27 Talaala (feat. Lady Butterfly)
28 Not My Fault
29 Mulirwana
30 Vimba (feat. Gravity Omutujju)
31 Princess (feat. David Lutalo)
32 Mbalaba
33 Lwaki Onkokonya (feat. Shidy Stylo)
34 Tonfaako
35 Sikyakusobola
36 Pretty
37 Munoonye
38 My Lover (feat. Buka)
39 Batima (feat. Gravity Omutujju)
40 Akazanyo (feat. Ragga Pimpy)
41 Agayaye (feat. Mc Norman)
42 Mulesee
43 Nkwagala Omu (feat. Navio)




Attention! Feel free to leave feedback.