Dax Vibez - Leero Lyrics

Lyrics Leero - Dax Vibez



Oh my God it's Jafor again
Dax Vibez
Wasukka kw'ebyo bye nalootanga
I got a wife and a best friend
And ever since you came girl
You changed my world
Hehe
Well hear me now
Wulira gukuba omutima gukuba
Eno love bank zajjula dda
Omwenge n'amasada bikuba
Naye engeri gye wankuba
Agawalaayi sirabanga
Nze nkwagala butondo bwa nkuba
Buno bujjuzi ppipa aaah
Amalusu go gawonya erinnyo erinnuma
Kiss tokoma kuba mwa, mwa
Amalusu go gawonya erinnyo erinnuma
Kiss tokoma kuba mwa mwa mwa
Olwaleero nzija eyo nkukima
Mukwano nkukima, mukwano nkukima
Am going to mi lover singa mmulaba
Mukwano nkukima, mukwano nkukima
Mr. driver man yongeza gear
Mukwano nkukima, mukwano nkukima
I wanna hold my baby singa mmulaba
(Am gonna hold my babe singa mmulaba)
Kati nno sembera dear
Olwo nkubeere ku near
Nze njagala nkuwe omukwano onkwatibwe ekisa
Kampala bw'etutama
Nga nkuteeka mu nkata
Tugende eyo ffe twewale abayaaye
I say you and I alone
We ah switch off the phone
Girl we let everybody stop calling deh
Mi lover you roll up this spliff
And light it for me
Girl you give it to me nice awo
Olwo eddoboozi lye nina lino nze ka nkuyimbire
Amaanyi ge nina amatono ka nkukolere
Kasente ke nfunye akatono
Nze ka nkuweereze abisaana, lemme know
I say obulungi bwo
N'enneeyisa yo
Bano abebbyula face yo gye bakoppako
Mu mumiro mpulira omuliro eeh
Olwaleero nzija eyo nkukima
Mukwano nkukima, mukwano nkukima
Am going to mi lover singa mmulaba
Mukwano nkukima, mukwano nkukima
Mr. driver man yongeza gear
Mukwano nkukima, mukwano nkukima
I wanna hold my baby singa mmulaba
(Am gonna hold my babe singa mulaba
Gwe wasukka kw'ebyo bye nalootanga
I got a wife and a best friend
And ever since you came girl
You changed my world, yeah
Nze eyali yakogga nagejja
Sirina nooma gwe w'oba
Baby your romance ewooma
Eyo gy'oba ngirojja
I say endabika yo
N'enneeyisa yo
Bano abebbyula face yo gye bakoppako
Mu mumiro mpulira omuliro yeah
Olwaleero nzija eyo nkukima
Mukwano nkukima, mukwano nkukima
Am going to mi lover singa mmulaba
Mukwano nkukima, mukwano nkukima
Mr. driver man yongeza gear
Mukwano nkukima, mukwano nkukima
I wanna hold my baby singa mmulaba
(Am gonna hold my babe singa mmulaba)
Oh my God it's Jafor again



Writer(s): Dax Vibez Bugembe


Dax Vibez - Leero
Album Leero
date of release
13-10-2021

1 Leero




Attention! Feel free to leave feedback.