Eddy Kenzo - Vaayo Lyrics

Lyrics Vaayo - Eddy Kenzo



Heee hee haa
Musuuza land language
BRIGDE
Somebody say eyoo
Eyoo
Somebody say eyoo
Eyoo
Heee hee haa
Vvayo
Nkugambye omunene ayingidde
Vvayo
Kati endongo eteledde
Vvayo
Nkugambye omunene ayingidde
Vvayo
Kati endongo eteledd
BRIGDE
Somebody say eyoo
Eyoo
Somebody say eyoo
Eyoo
I
Natandika omuziki nga asaaga-saaga
Bwenzijukira omwaka bbiri mu mwenda
Ne ngamba abayaaye ntinno ntumbudde
Nebazoleya ezalawo konze it's ok
Wenjogelera enyanja etubidde
Bali mu butebe bantunulidde
Bigambo bingi nyo banjogeredde
Color ezitanyuma bazimpeyitinze
They fear what they don't know
Tukuba hit mu bass and solo
Vvayo
Nkugambye omunene ayingidde
Vvayo
Kati endongo eteledde
Vvayo
Nkugambye omunene ayingidde
Vvayo
Kati endongo eteledde
Eyoo
Nga nkubye mubbali munsi eno
Nkubye muziki munsi eno
II
Nze ambampagila babitegera
Ne bwenkola ensobi, tebanjajinga
Kati gwe beera eyo ng'olinze
Badman abadde omuziki aleese
Cut me young Mandela
Elimusuzza ku tebendeera
Enfumu zifuma bankira
Kuba mbanonya nga sibalaba
Ngakubye eno endongo makule
Etuuse n'ebulende, esse n'engule
Kati ntunda nsi yange
N'abantu bange
Tukoona ndongo yaffe
Aaah ndongo yaffe
III
Dari Salaama, natuuka yo; Mu Tanzania
Cameroon, natuuka yo
Oh Senegal, natuuka yo
Eyo mu Dakar, natuuka yo
Natuuka yo
Cote D'vore, Burkina, Guinea, Mali, Togo
Chad, Liberia, Kenya
Angola, Zambia, Zimbabwe
South Africa, natuuka yo
Nigeria, natuuka yo
Oh Rwanda [eh], Burundi
Benin, natuuka yo
Vvayo
Nkugambye omunene ayingidde
Vvayo
Kati endongo eteledde
Vvayo
Nkugambye omunene ayingidde
Vvayo
Kati endongo eteledde




Eddy Kenzo - Biology
Album Biology
date of release
10-07-2017




Attention! Feel free to leave feedback.