Fik Fameica - Kutama Lyrics

Lyrics Kutama - Fik Fameica



Baby, Naawe
Nsaba kuzina naawe
Whine up fi me, yeah
Whine up fi me
Mimi na wewe
Whine up fi me, eh
Whine up fi me
Girl
My babe nsaba kuzina naawe
Kola kye nkusabye
Saagala nkukyawe
Artine kuba ba rapper tubalaawe
A Fik Famieca
Fresh Bwoy
Mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout
Baby mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout
Baby lwaki weetya ng'ate oli smart?
Mazina ga remote ka nyige start
Kamukiringa kaamugwa flat
Me like it when you shake dat
Hips zo nnene teziiyuze sikaati?
Nkimanyi oli so corporate
Mmwe abaana b'abagagga mulya chocolate
Tonight you're my date
Njagala tuzine gwe tuddeyo eka late (otegedde?)
Yita waiter bakwongere moet
Kati no zina bw'oti bw'oti
Baby togaana
Kutama bw'oti
Baby togaana
Kutama
Mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout
Baby mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout
DJ rewind this tune (pulloooo)
Ono tazina yesiimbye nga cartoon (ansobedde!)
Mannya ge mbu ye Zaituni
Tamanyi mbu ali ne City tycoon (big boss)
Baby
Wamponyezza bi baboon (baboon)
Skin yo eweweera nga balloon (balloon)
Ezo enviiri zo tewetaaga saloon
Yeah
Baby naawe zina tombowa
Nze n'essimu nagiggyeko tebatusumbuwa
Kati nno kyuuka
Baby togaana kyuuka
Naye ndaba wamyuuka
Ssi bwe wali mu kusooka
Buli bw'ozina bw'otyo
Nyimuka nyimuka
Zina atooti
Nyonoka nyonoka
Atooti
Mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout
Baby mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout
Whine up fi me
Whine up fi me
Do it fi me
Do it, do it fi me
Yeah kikole ng'atagenderedde
Ba ffala obaleke nga baasaamiridde
Tuwunzike ng'obuyinja mbulidde
Naye baby ekituufu wanyiridde
But the way you dance olabika otamidde
Artine Pro ekigoma kinnyumidde
N'olulala okolanga bw'otyo owulidde (kikube)
Kikube bw'oti (fire)
Kikube (fire)
Kikube bw'otyo
Kikube
Kuba bw'otyo
Kikube
(Fresh Bwoy)
Baby togana
Kutama
Mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama (Naawe)
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout
Baby mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout
A Karma Island
Fresh Bwoy



Writer(s): Fik Fameica


Fik Fameica - Kutama
Album Kutama
date of release
26-01-2018




Attention! Feel free to leave feedback.