Kabako feat. Sheebah & Fik Fameica - Sitani Tonkema Lyrics

Lyrics Sitani Tonkema - Sheebah , Fik Fameica



What!!!!
Atukula bwetuku tuku
Kino kinaagwa
Atukula bwetuku tuku
Eno beats... atukula bwetuku tuku
Fic fameica, Kabako, Sheebah(TNS)
Ono omwana engeri gyanyirira nze tanganya nakutemya, nze sitani tonkema, nze nvaako tonkema... ah... ah ()
Yekiki kino kyendiko obulungi bwonomwana bunfude nga atamide(kakana)
Mpulira nsaanuka nzena nzigwerera omutima ntugirira tutu
Ndi fit ninga nga eyakava ekyankwanzi
Likolonely namutafuta manzi
Simanyi oba nzirire oli namazi(togeza) nzireyo ndabe oba olimpa chance
Engeri gyobigitana nti... eeeh
Nemala nkukwatako nti... Okolaki
Nenkuteka mu fix bwenti...(maama)...aya ya
Onampulira alali...
Hahahah(TNS)
Onumya nyo onumya nyo mwanagwe nze nkubulira alali
Ombonyabonya nemberanga akamula olwaazi(what)...eeh eh
Njakera mukuyiya, nsiibe mukuyiya olwegulo nzigye ondiise(otegede). Baiby
Gwe kanya kubalumya baleke nga balobye olwegulo nzigye ondiise
Kino kyookya ombugumiza omubiri gwookya, mwana gwe sitakuwakya njakukolerera nga kalogoyi logoyi logoyi
Fic Fameica
Kabako kano tokawona
Nebwewekwekawa kakunona
Ka face kyekyo atte kaliko ebina
Oba lyanyina, wabula onina
Nyumirwa byozina kyoka nkuyiita towuuna ofubye okunyonona
Walala onzita mwanamuwala, nkusaba mbawala, ontwaala njabala, zonkude nzibala, njagala kwewala, okola byenjagala, atte nebinsobera... yeah
Atukula bwetukutuku tuku
Atukula bwetukutuku tuku




Kabako feat. Sheebah & Fik Fameica - Karma Queen
Album Karma Queen
date of release
23-08-2017



Attention! Feel free to leave feedback.