King Saha - Tuwagge Lyrics

Lyrics Tuwagge - King Saha




Wagwan
Yeah
Kali kasere kasalawano
Nga ensi bajigabana nti gundi salawano
Uganda bajigabana nadda
Nebegabila ebitundu byona ebyakuno wuuu
Nebajigabana nga bakyimanyi nti Mulimu abantu baffe
Mama abakuno wuuu
Ekyo ekikolwa kyibinyooo
Mutugabanye nga mangadda
Ekyo ekikolwa kyibinyooo
Mulinga abatali bakuno wuuu
Muli bantu babinyoo Nayee
Katubayiye guno omulundi teli kwebaka
Tubilaba byona byemukola
Ne pulanni zamwe zonna zemukola aaah aah
Kuluno teli kwebaka



Writer(s): Hassan Ssemanda


King Saha - Tuwagge
Album Tuwagge
date of release
01-05-2024




Attention! Feel free to leave feedback.