Lydia Jazmine - Olindaki Lyrics

Lyrics Olindaki - Lydia Jazmine



Bakuwaana butasiima ngezaako
U can't try mi and end on a sample
I will be the one you go die for
Byeweyisaako osubwa
Mutima gwo ewange gyegusangibwa
Bonna bebamu okyanyumya
Naye mumutima muli okyavuya
Kati Nze tompimira
Mpa buwi mukwaano tompimira
Bwonva kunniya
Teyina kuwera sentimita
Mukwaano ogukufuna
Nowodduka newekukuma
Bambi tompimira
Nze mpa buwi mukwaano tompimira aah
Nze mbuuza olindaki Olinda bide
Obeera ongamba ninde
Olindaki olinda bide
Beibe.
Olindaki olinda bide
Obeera ongamba ninde
Olindaki olinda bide
Nze mbuza
Wat are you waiting for
Olinda queen lwalidda
Aaah biveeko ebyo
Jangu nkulage love bwewooma
Kagoba ko teppo
Naye okalya dda kaddadda
Beibe Nze agamba nga nkwagala nnyo
Wat don't you see
If you just don't feel
Maybe you wanna set mi free
Bambi tompimira Nze Mpabuwi
Mukwano tompimira
Nze mbuuza olindaki Olinda bide
Obeera ongamba ninde
Olindaki olinda bide
Beibe.
Olindaki Olinda bide
Obeera ongamba ninde
Olindaki olinda bide
Gwe bwobeyo
Bakuwaana butasiima ngezaako
Hmmm
Ndozaako
You can't try mi and end on a sample
I will be the one you go die for
Byeweyisaako osubwa
Mutima gwo ewange gyegusangibwa
Bonna bebamu okyanyumya
Naye mumutima muli okyavuya
Beibe
Lydia jazmine
Doctor brain composition dis
Boota magical aahh yeah yeah
Nze mbuuza olindaki Olinda bide
Obeera ongamba ninde
Olindaki olinda bide
Beibe.
Olindaki Olinda bide
Obeera ongamba ninde
Olindaki olinda bide
Nze mbuuza olindaki Olinda bide
Obeera ongamba ninde
Olindaki olinda bide
Beibe.
Olindaki Olinda bide
Obeera ongamba ninde
Olindaki olinda bide, beibe.




Lydia Jazmine - Special
Album Special
date of release
16-11-2018




Attention! Feel free to leave feedback.