Pallaso - Ani Oyo Lyrics

Lyrics Ani Oyo - Pallaso



Tonkyana nga
Tonegana
Tonkyana nga
Mu Bantu tonegana nga
Wankuba aka kiss Kansigalamu
Oba kumimwa kwaliko sukaali
I love the way you dance
Buli wonziniramu ogonda ebitagambika
Black queen, the queen of my life
Beautiful like Michelle Obama
The way you smile, you smile so bright
Oho I can't deny am in love
Olina amaaso oli masso glory
Nasazewo kankuyimbire akayimba Ani oyo
Yenze muno akwagala kiki ate
Vamubyeekito byetwekyanga
Ani oyo
Yenze muno eyakutegera, ehe ehe ehe
Atalikyuka
Ani oyo Yenze muno akwagala kiki ate
Yadde tuyomba tetwekyawa
Ani oyo
Yenze muno eyakutegera, ehe ehe ehe
Atalikyuka
All I need is remedy
Buno obulamu tebunyuma wotali
Honey I need somebody like you
Nakwagala kuva mu high school
Era obadde nga mu target
Njagala omanye omutima oguvuga sacket
Era bwemba nkola budget
Maamaeyakunzalila muwe kilaboki
Queen the queen of my life
Beautiful like Michelle Obama
The way you smile, you smile so bright
Oho I can't deny am in love Ani oyo
Yenze muno akwagala kiki ate
Vamubyeekito byetwekyanga
Ani oyo
Yenze muno eyakutegera, ehe ehe ehe
Atalikyuka
Ani oyo
Yenze muno akwagala kiki ate
Yadde tuyomba tetwekyawa
Ani oyo
Yenze muno eyakutegera, ehe ehe ehe
Atalikyuka
I just wanna brainstorm, I don't like the noise
My brain has been stormed, I can hear the voice
You got me hypnotized I'm in love with you
Anywhere you go I will follow you
Nsiba mu city gwentondaba nsika sente
Nange njagala nzijje nga nina sente
Nkutwaleko baby ku beach olye ku fish
Nkutwaleko emunyonyo owuge nga nkola tease
Amajja ngalina motoka njilina
Abali bakulokera bagambe bagambe bayokya da
Gyenzira gyadda omwana gyemba gyaba
Get up in the limo banafuna kafuufu
Ani oyo
Yenze muno akwagala kiki ate
Vamubyeekito byetwekyanga
Ani oyo
Yenze muno eyakutegera, ehe ehe ehe
Atalikyuka Ani oyo
Yenze muno akwagala kiki ate
Yadde tuyomba tetwekyawa Ani oyo
Yenze muno eyakutegera, ehe ehe ehe
Atalikyuka



Writer(s): Pallaso, Pallaso Mayanja


Pallaso - Ani Oyo
Album Ani Oyo
date of release
05-12-2020




Attention! Feel free to leave feedback.