Pallaso - Free Bobi Wine Lyrics

Lyrics Free Bobi Wine - Pallaso



Leero kanjogere
Nange leero kantuuse eddoboozi
Pallaso Sucker-free Boss
Wamma Eddi Dee sakata eŋŋoma awo
Bamuleke, bamuleke
Bamuleke, bamuleke
Bobi Wine bamuleke
Bamuleke
Ghetto people sacrifice
Bamuleke
Omubaka bamuleke
Free Bobi Wine
Abaana ba Ghetto bakaaba
Free Bobi Wine
Ne uptown bakaaba
Free Bobi Wine
Eeh eeh eeh
Free Bobi Wine
Ssi muto, ssi mukulu, ssi mukadde
Free Bobi Wine
Bannayuganda bakaaba
Free Bobi Wine
N′e Bulaaya bakaaba
Free Bobi Wine
Eeh eeh eeh
Free Bobi Wine
Free him as a sign of peace
Free him as a sign of freedom
Free him as a sign of hope
Free him as a sign of love
Abange temuziba maaso
Uganda ekyagenda mu maaso
Tumwagala nnyo kuba alina ebiteeso
Okubiwakanya ekyo sikigaana
Tebibulamu ffenna tukimanyi ensi bwetyo
Nagambye taata wange bwentyo
Yaŋŋambye gwe musika wange eby'obufuzi biveeko
Nemugamba ate nze alina eddoboozi
Abampagira baŋŋambye obubaka buweeyo
Bambi mumute ng′akabonero ak'emirembe
Mumute ng'akabonero ak′eddembe
Mumute ng′akabonero ak'okwagalaŋŋana
Kyagulanyi y′eyatugamba tukuume eddembe
Nsaba tugende mu maaso
Bino bulikya ne tuleka awo
Eby'ensi bya nsi tebitumalaamu
Mmwe mwatugamba tunyweze ekkalaamu
Tusome, tuyige, tukuume, tukulembere
Omulamwa temuguvaako
Essuubi temulitumalaama
Bwe nayogedde ne Eddie Dee
Yaŋŋambye goberera mutima gwo bagambe
Shaaa
We must use time wisely
And forever realize that
Time is always right to do what′s right
It's in your hands to create a better world
For all of us to live in
May your choices reflect your hopes not your fears
It always seems impossible until it′s done
And a winner, a winner
A winner is a dreamer that never gives up dreaming
We all keep on dreaming to touch be on the ceiling
Abaana bo
Abaana be
Abaana bange
Yo! I remain Pallaso
The Sucker-free Boss
King of the East
Yeah man
Like I told you
You either jump in the ring or get under the wing
That's how it is
That's how it has always been




Pallaso - Free Bobi Wine
Album Free Bobi Wine
date of release
21-08-2018




Attention! Feel free to leave feedback.