Pallaso - Mama Lyrics

Lyrics Mama - Pallaso



Mama nsonyiwa, sirina bingi bya′kuwa
Byonna obigwanira, era ndi eno nkola
Nsabira esaala sente bwenafuna, nzije nkukyalire
Ndi eno omutima gunuma
Kuba nkimanyi olumu enjala osula
Nsabira mama nja kusenvula mpola
Eyo embeera ngikyuuse
Maama, oh maama (oh maama)
Webale mama, byonna maama (byonna maama)
Gwe maama, oh maama (oh maama)
Webale maama, byonna maama (byonna maama)
Mama gwe mukwano gwange Katonda gweyampa asinga
Gwe buli lwosaba onsabira
Enziji nga mungu anzigulira
Engat'empya engoye ebyamassanyu nobyeresa
Ng′olaba nange nkwetaaga
Maama ndikusasula ntya?
Oli malayika, omukazi asinga obulungi
Maama oli ambassador wa Katonda, ensulo y'ebirungi
Era nabino byendi byonna gwe wasima omusingi
Mumusana n'enkuba gwe tewampowa
Omukadde anzaala kano akayimba kako
Maama, oh maama (oh maama)
Webale mama, byonna maama (byonna maama)
Gwe maama, oh maama (oh maama)
Webale maama, byonna maama (byonna maama)
Webale kutuza ffena nga tuli kimu
Mubyonna bwe wakola serabira n′ekimu
Nga even in the darkness sitya mbera mugumu
Cause I know you′re stronger than buli kimu
Watwambaza, watwagala n'enyiimba za Elly Wamala wazinjagaza
Ngabuli kyenkola onzikiririzamu, n′ebizibu ng'obifuula byangu
Teri mukazi akusinga, teri yena alimusinga gwe nyimba
Maama you′re the best even okufumba
Ndidde everything naye eyiyo y'esinga
Oli malayika, omukazi asinga obulungi
Maama oli ambassador wa Katonda, ensulo y′ebirungi
Era nabino byendi byonna gwe wasima omusingi
Mumusana n'enkuba gwe tewampowa
Omukadde anzaala kano akayimba kako
Maama, oh maama (oh maama)
Webale mama, byonna maama (byonna maama)
Gwe maama, oh maama (oh maama)
Webale maama, byonna maama (byonna maama)
Mama nsonyiwa, sirina bingi bya'kuwa
Byonna obigwanira, era ndi eno nkola
Nsabira esaala sente bwenafuna, nzije nkukyalire
Ndi eno omutima gunuma
Kuba nkimanyi olumu enjala osula
Nsabira mama nja kusenvula mpola
Eyo embeera ngikyuuse
Maama don′t cry no more
I′m not a child no more
Maama don't cry no more
You ain′t gonna worry no more
Maama don't cry no more
Think about me and smile on
Maama don′t cry no more
You ain't gonna worry no more
Maama, oh maama (oh maama)
Webale mama, byonna maama (byonna maama)
Gwe maama, oh maama (oh maama)
Webale maama, byonna maama (byonna maama)
See you gotta learn to love your mother cause you′ll never get another
See me I believe in love at first sight
Cause I fell in love with my mother
The moment I opened my eyes and saw her
Maama Pallaso, maama sucker free boss
Maama king of the east
Maama Herbert skills
Maama Musumba
Maama Chameleon
Maama heart boy
Maama Radio and Weasel
Maama Dinari
Maama AK47
Maama everybody
We love you




Pallaso - Mama
Album Mama
date of release
28-08-2016




Attention! Feel free to leave feedback.