Prince D - Bali Ba Nkwe Lyrics

Lyrics Bali Ba Nkwe - Prince D



(Prince D)
Hah! ehh
Prince D mu bigoma bino
Kano akaleese mu luganda
Bulijjo abagamba mbu tetubitegeera leero kano kammwe
Juzi nayogera ne maama naŋŋamba "Ye mutabani, omanyi Yuda omu Iscariot?"
Mu bwetoowoze namuddamu nti "Maama, oyo yeyatunda omulokozi" hmm
Olimutufu mutabani n'engalo yankubira na nsiima
Ekyokuyiga kiri kyimu nti mwana wange tewesiganga omwana wa Adamu
Newankubadde oyo gwe akuli ekumpi mwandiba nga muvira mu kika kimu
Ng'olugero welugamba nti awali eddibu tewaluma nga si gwe balikubye
Oyinz'okuba ng'oli mu bulumi oyo gwe weesung'okuyamba ngali mukujaguza (ngali mukujaguza, ngali mukujaguza)
Oh, tobeesiga balyi ba nkwe
Oh oh balyi ba nkwe
Nkugambye tobeesiga balyi ba nkwe, hmm
Oh eh eh eh, balyi ba nkwe
Oh oh balyi ba nkwe
Bagende wala
Balyi ba nkwe, eh
Oh balyi ba nkwe
Oh, tobeesiga balyi ba nkwe
Eh eh, balyi ba nkwe
Oh oh, balyi ba nkwe
Oh oh oh oh
Balyi ba nkwe
Tobeesiga balyi ba nkwe
Oh, tobeesiga balyi ba nkwe, eh eh eh
Oh oh
Balyi ba nkwe
Nkugambye tobeesiga balyi ba nkwe
Yeah, ah alright
Mukusooka na lowoozanga nti okutuyigiriza tit for tat kyali mubukyamu
Naye the more I look at the matter gyenkom'okitegeera nti temuli kikyamu
Bw'otunula ku kkono ne ku ddyo ojja kwesanga ng'abantu bangi bakyamu
Bajudd'enkwe, obulimba n'obukumpanya emitima gyaabwe mikyamu
Nga Yuda omu Iscariot, obulamu babu tunda nge byamagguzi mu Owino
Tebafaayo ku bikolwa byabwe eby'entiisa nnina n'obukakafu ku bino (ku bino)
Oh oh balyi ba nkwe
Eh eh balyi ba nkwe
Oh balyi ba nkwe
Balyi ba nkwe
Eh eh eh
Balyi ba nkwe, eh eh eh
Balyi ba nkwe
Tobeesiga balyi ba nkwe, eh eh eh
Bagende wala
Balyi ba nkwe
Oh oh



Writer(s): David Anderson Mubabe



Attention! Feel free to leave feedback.