Radio And Weasel - Obudde Lyrics

Lyrics Obudde - Radio And Weasel




(Ngamba obudde, obudde
Ladies and gentlemen it's a music with GoodLyfe
Like, like time is money, time, time is money tell them
Songola ekalamu, eno sawa ya exam
Time wekuvamu ngo osatubwamu
Songola ekalamu, eno sawa ya exam
Time wekuvamu ngo osatubwamu
Tozanyisa obudde, obudde (obudde)
Wosumagila owede (obudde), obudde
Tozanyisa obudde (obudde), obudde (obudde)
Wosumagila owede
Obudde, obudde
Obudde eyali akwagala atuka nakucyawa (obudde)
Obudde, obudde
Obudde ebyama nemubyasa
Nolwaleero lwakede nga olulala
Ela olusubilamu ebinyuma
Ogenda kunywegeleza
Gwobadde ososolela emiwula
Ataamye alayila agenda
Agamba yafunye asinga
Obudde bumukutte
Tozanyisa obudde, obudde
Wosumagila owede
Tozanyisa obudde, obudde (it's time my brother)
Wosumagila owede
Obudde bwo nga bugendelela
Nemyaka nga jisobelela
Petelo vvamu byo kwesudiya
Hmm
Waliwo neya nsutta nga
Buli kade nga ambibitta
Kati agamba silina mugaso
Ensi eno nga ejudde amawano
Laba omukono ogulimu ekyokulya
Ayagala atte agulume obugaloo
Wasiga kasoli
Ayagala yunjewo matooke
Wasima omusinji
Ayagala asangewo golofa (tekisoboka)
Tozanyisa obudde, obudde
Wosumagila owede
Tozanyisa obudde, obudde
Wosumagila owede
Songola ekalamu, eno sawa ya exam
Time wekuvamu ngo osatubwamu
Ah, obudde bucuuka
Nga amaaso gamyuka
Olilaba abantu abe mitima eja bibombola
Naye ate tonyiga nga'laba ebyange bicuuka
'Budde butuuka nga nsente baleeta
Malala galimba, oh-oh galimba
Tuli eno twemiisa nga'laba mwelwaaza
Goodlyfe
Tozanyisa obudde (obudde)
Wosumagila owede
Tozanyisa obudde, obudde
Wosumagila owede
Tozanyisa obudde, obudde (obudde)
Wosumagila owede (obudde)
Tozanyisa obudde, obudde (obudde)
Wosumagila owede
Haa gwe?
Shiru muganda wange, obudde bugendelela (obudde)
Rachel K muganda wabwe, obudde bugendelela (obudde)
Bebe cool baba waffe, obudde bwayiita dda (obudde)
Joseph muganda wabwe, obudde bugendelela (obudde)
Straka baby muganda wange, obudde bugendelela (obudde)
Eh-hoo! bugendelela (obudde)
Oh-hoo! bugendelela
Eeh



Writer(s): Seguya Douglas



Attention! Feel free to leave feedback.