Rema - Be with You Lyrics

Lyrics Be with You - Rema



Yeggwe eyajja n'ekitangaala
Oggyawo enzikiza mu maaso
N'ondaga eby'ewala,
Hmmm uh
Yeggwe ensulo y'ebimpoomera
Afuula amaziga essanyu
Yeggwe emunyenye y'ewala
Yeggwe akayimba akampoomera
Nga ne bwe nkawulira emirundi
Tekayinza kuntama
Era yeggwe ekisumuluzo ekyansumulula Ensulo z'omukwano ne ziyiika
Kye nali sisuubira
You mean a lot to me
Byajja bigereke
Nze naawe tetuli nsobi
It's so plain to see
It's so plain to see
I wanna be with you
With you, with you
Kambeere naawe
I wanna be with you
With you, with you
Mpangaale naawe
I wanna be with you
With you, with you
Leka ngume naawe
I wanna be with you
With you, with you
Kansotye naawe
Nze nazuula bitansala
Eky'amaguzi nze aba omuzinga
Gw'oli mmaali nnyabula
Gwe lugendo lwe nneyama
Kantambule naawe mpolampola
Kasita teri yakuntuma
Yeggwe omuzungu mu nzikiza
Nga ne bwe banziba amaaso
Toyinza kumbula
Era yeggwe, Omumuli ogummulisiza
Gwe kitangaala ky'omukwano
Yeggwe gwe nalayira
You take my breath away
Oli ntunnunsi
Munda mu mutima
Bw'obula omusaayi gwesiba
Omusaayi gwesiba
I wanna be with you
With you, with you
Kambeere naawe
I wanna be with you
With you, with you
Mpangaale naawe
I wanna be with you
With you, with you
Leka ngume naawe
I wanna be with you
With you, with you
Kansotye naawe
Kankwagale leero
Olw'enkya simanyi kiriyo
Leka nkuwe ebirungo
Ebyokya
Guno omukwano muliro
I wanna be, I wanna be
I wanna be with you
Njagala kubeera naawe sifa ku bantu Newankubadde
Boogedde bingi about you Osigala oli best of the best
I wanna be, I wanna be
I wanna be with you
Njagala kubeera naawe sifa ku bantu Newankubadde
Boogedde bingi about you Osigala oli best of the best
I wanna be with you
With you, with you
Kambeere naawe
I wanna be with you
With you, with you
Mpangaale naawe
I wanna be with you
With you, with you
Leka ngume naawe
I wanna be with you
With you, with you
Mpangaale nawe
Leka ngume naawe
Kansotye naawe



Writer(s): rema


Rema - Sili Muyembe
Album Sili Muyembe
date of release
03-03-2019




Attention! Feel free to leave feedback.