Sheebah - Exercise Lyrics

Lyrics Exercise - Sheebah



I wish I could take you somewhere else
Andre on the beat
Ogenda naawe n′obula
Omutima gukooye nnyo okulindanga
Onemesseza nebyenkola
Ndi ka cellular ompakuddemu eryanda
Abo baleke nkulabula jangu eno abo tebamanyi kufumba
Ondeegaleega nnyo omutima tegulina manyi munafu nnyo
Onyimbisizza enyimba ezitaliko piano na guitar
Ngezezaako okuyuungayuunga ebigambo naye tebijja...
Ah... ah...
You do me like an exercise onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise mpika homework exercise
You do me like an exercise onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise mpika homework exercise
Ebigezo byompa nga bizibu, bizibu okukirako UNEB
Okugezesa nga kunnene binsusseko tebimanyi Celeb
Sometimes i wonder why you wana take my life
Nga gwe eyansuubiza you'll never take it
Baby wake up make it
Yadde tolina money ina yo wallet
Tobanga womanizer kyenva nkusanyalaza mu bw′appettizer
Baby n'onkanika n'ojjayo jek ebigingi n′owanika
You do me like an exercise onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise mpika homework exercise
You do me like an exercise onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise mpika homework exercise
I wish I could take you ina private jet
Wanna take you to a private place
Would you please come to me and confess
To love me straight in my face
Love gyenina yeeyongerako
By′okola bigyongera
Ebyo byeweebuzabuza sweety n'onzilukako
Toyagala kukungula
Ebyo byenkukwatakwatako ate n′onegobako
Omutima gutaagulwa
Sibyagala... by'okola binnuma
Ahhhh...
You do me like an exercise onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise mpika homework exercise
You do me like an exercise onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise mpika homework exerciseeee...




Sheebah - Exercise
Album Exercise
date of release
01-10-2018




Attention! Feel free to leave feedback.