Sheebah - Nakyuka Lyrics

Lyrics Nakyuka - Sheebah



Six was him General
Omuganda ayagala federal
Lock down Joel alemedeko naro
Banange love eleeta n'obubonero
Nesim TNS
Ku lw'omukwano gwo nakyuka
N'efeelinga nga eyatuuka
Message yo yatuuka
Message yomukwano gwo yatuuka
Ku lw'omukwano gwo nakyuka
N'efeelinga nga eyatuuka
Message yo yatuuka
Message yomukwano gwo yatuuka
Hotter dan dem you de burn ndem
Yo wat a body baby show dem
Me like to feel your body like a play game
Nengamba ne mikwano gyange
Labayo guy yegwe oyo painter
Nze ansigako ka langi
Omusawo ankolako nga waliwo nno bangi
Hasibaki twende mbele sibaki Mini skirt
Bikini towa ni shirt
Yalondawo nze, bali abate
Tobazukusa, bwebaba bebase
Omukwano gujjude
I will love you every day
Ku lw'omukwano gwo nakyuka
N'efeelinga nga eyatuuka
Message yo yatuuka
Message yomukwano gwo yatuuka
Ku lw'omukwano gwo nakyuka
N'efeelinga nga eyatuuka
Message yo yatuuka
Message yomukwano gwo yatuuka
Mukwano nkwagala ku ntiko
Love yaffe ebenga ya katijjo
Mukwano nsoma manifesto
Mu love bakoma mu P4
Mwana gwe bwenkupima size
Otuuka Zuena na Big Size
Wade some people dem criticize
Tuba mubyadala abamu baba basaazi
Six was him General
Omuganda ayagala federal
Grenade ku Zari alemedeko naro
Banange love ereeta n'obubonero
Kale guno Omukwano ogwo
Ogwo bwensaba bampe nga ogwo
Gwe nayagala okuva nga ndi dogo
Okufuna guy emboko h'e!
Ku lw'omukwano gwo nakyuka
N'efeelinga nga eyatuuka
Message yo yatuuka
Message yomukwano gwo yatuuka
Ku lw'omukwano gwo nakyuka
N'efeelinga nga eyatuuka
Message yo yatuuka
Message yomukwano gwo yatuuka
Temperature rise bwentunula ku kapima
Blessings pa mi life omukisa oli kisima
Me gat na, you gat na, dem gat na,we gat na
Your lips dem look good
Fi mi kiss na
Hotter dan dem you de burn ndem
Yo wat a body baby show dem
Me like to feel your body like a play game
Nengamba ne mikwano gyange
Labayo guy
Londa nze bali obate
Tobazukusa, bwebaba bebase
Omukwano gujjude
I will love every day
Ku lw'omukwano gwo nakyuka
N'efeelinga nga eyatuuka
Message yo yatuuka
Message yomukwano gwo yatuuka
Ku lw'omukwano gwo nakyuka
N'efeelinga nga eyatuuka
Message yo yatuuka
Message yomukwano gwo yatuuka



Writer(s): Sheebah


Sheebah - Nakyuka
Album Nakyuka
date of release
05-05-2020




Attention! Feel free to leave feedback.