Sheebah - Yolo Lyrics

Lyrics Yolo - Sheebah



Hello baby
Hello hello hello baby
TNS
Hello baby (what)
Sheebah
Ronnie
Nze naawe tuli biwanvu
Kuba tweyangala tukyali na mubwanvu
Kati balaba tuli bulunji
Gyetuvude lugendo luwanvu
Wanjigiliza bili bwesamanya
Eei
Nayitta ebigenzo mungeri gyesamanya
Mukino mukiseera kye kyeeya
Laba omwana ayagadde munne
Obudde nebuwungera
Nze manyi nti ndi nemunange ku near awo
Komawo onkoleko emikolo
We only live once wanna want yolo
Omanyi osinga banji lolo
Yitawo osibewo ekinyolo
Komawo onkoleko emikolo
We only live once wanna want yolo
Omanyi osinga banji lolo
Yitawo osibewo ekinyolo, Oo-oh
You're like marijuana
Baby (baby) eeh
Njagala kukulilana
Daily (daily) anyway
Ng'onyumizamu nkunyumiza
Bwebinyuma nkunyumilwa, (baby eeh)
Ng'onyumizamu nkunyumiza
Bwebinyuma tunyumilwa, (daily eeh)
You make a bad girl fall in love again, again
You got the crazy girl in love again
Don't you know, oh?
Komawo onkoleko emikolo
We only live once wanna want yolo
Omanyi osinga banji lolo
Yitawo osibewo ekinyolo
Komawo onkoleko emikolo
We only live once wanna want yolo
(Omanyi) Omanyi osinga banji lolo
(Yitawo) Yitawo osibewo ekinyolo, Oo-oh
Nze nawe tuli biwanvu
Kuba tweyangala tukyali na mubwanvu
Kati balaba tuli bulunji
Gyetuvude lugendo luwanvu
Wanjigiliza bili bwesamanya
Eei
Nayitta ebigenzo mungeri gyesamanya
You're like marijuana, baby (baby)
Njagala kukulilana, daily (daily)
Komawo onkoleko emikolo
We only live once wanna want yolo
Omanyi osinga banji lolo
Yitawo osibewo ekinyolo
Komawo onkoleko emikolo
We only live once wanna want yolo
Omanyi osinga banji lolo
We only live once
Yitawo osibewo ekinyolo
We only live once
Yolo



Writer(s): Sheebah, Sheebah Kalungi


Sheebah - Yolo
Album Yolo
date of release
30-07-2021

1 Yolo




Attention! Feel free to leave feedback.