Weasel feat. King Saha - Tubikole Lyrics

Lyrics Tubikole - Weasel feat. King Saha



Hmmm
Tubikole
Kole
Byonna byonna tubikole
I miss love love love love love love
I miss love love love love loooove
I miss that love, eeh oh
I miss that love, yeah eh
You give me that love
That love I've never seen before
Girl give me that love
That love I've never seen before
Tubikole mu mucanga
Tubikole ku makya tebatukanga
Njagala tebakutiisa
Sirina poliisi sirinaako yaahe
No obulamu bunyuma eno
Gwe naddala nga toliiwo, bibowa eno
Nyamba gwe wuliriza
Bo bye bakugamba baagala kutwawula abo
Jangu tubikole
Tubikole bambi bonna batulabe
Nyamba tweyagale
Naffe tubeereko abagole
Njagala tubikole baby njagala tubikole
Njagala tubikole ebyo bye twakola luli
Ma baby njagala tubikole babe njagala tubikole
Njagala tubikole tubikole tubikole
Njagala tubikole baby njagala tubikole
Njagala tubikole ebyo bye twakola luli
Ma baby njagala tubikole baby njagala tubikole
Njagala tubikole tubikole tubikole
My girl
(Listen girl)
Njagala tubikole
Tukumbe ng'abagole
Nkutwaleko ne mu katale
Nkugulire obugoye obunyuma
Amafiga ogalina
Ekiwato ky'olina nange sikuta, yeah yo
Ogwange tegulwa
Omukwano tegulwa
Ate tegugulwa, hmmm
Girl you're mi best ting
Yo the dream a mi chasing
Everyday mi racing
Oba ng'osiimye tugende
Oba nga kyapa ntunde
Kankuwe omukwano osiinde
Holiday e Jamaica tugende
(Njagala tubikole) Njagala tubikole Baby njagala tubikole
Njagala tubikole ebyo bye twakola luli
Ma baby njagala tubikole babe njagala tubikole
Njagala tubikole tubikole tubikole
Njagala tubikole baby njagala tubikole
Njagala tubikole ebyo bye twakola luli
Ma baby njagala tubikole baby njagala tubikole
Njagala tubikole tubikole tubikole
N'obagamba (bye twakola)
Nze njagala bonna n'obagamba
Omuliro tozikiza
N'obagamba
Nti omuyaaye yakusiima
Yee yakusiima
Mwabikolako naye teyabinyooma, eeh ooh
Singa obunyonyi bwali bwogeranga, eh aah
Singa obunyonyi bwali bwogeranga, oh Bwandibadde
Nze mbeeraawo nga nkulinda
Wansi w'omuti bwo bwandabanga
I miss you like rain (Tubikole)
Falling in the desert, in the desert (Nyamba mukwano Tubikole)
I miss you like rain Falling in the desert, in the desert
(Njagala tubikole) Njagala tubikole Baby njagala tubikole
Njagala tubikole ebyo bye twakola luli
Ma baby njagala tubikole babe njagala tubikole
Njagala tubikole tubikole tubikole
Njagala tubikole baby njagala tubikole
Njagala tubikole ebyo bye twakola luli
Ma baby njagala tubikole baby njagala tubikole
Njagala tubikole tubikole tubikole
Hahaha
Like a spiral in the mudguard
Yeah You deserve it all
Weasel Manisal, King Saha
This is how we roll
Genius Godi, pon it
Roll it
Fire more fire



Writer(s): Weasel


Weasel feat. King Saha - Tubikole
Album Tubikole
date of release
04-06-2019



Attention! Feel free to leave feedback.