Winnie Nwagi - Munange Lyrics

Lyrics Munange - Winnie Nwagi



Ah nanananana
Winnie Nwagi
Swangz Avenue
Sound Cover
Baur on the Beat
You're ma love love love daddy
Sabula
(CHORUS)
Omutima ngukuwa
Munnange
Naye nsaba togumenya
Munnange
N'onkola bali bye baakola
Munnange
Nkusaba kuba mwesigwa
Munnange
Hmmm omutima ngukuwa
Munnange
Naye nsaba togumenya
Munnange
N'onkola bali bye baakola
Munnange
Nkusaba kuba mwesigwa
Munnange
(VERSE 1)
Mwana gwe mwana gwe
Love yo ng'esusse
Mwana gwe mwana gwe
By'onkoledde nga nsiimye
Eno care gy'ompadde
Togezanga ogikomya
Eno care gy'ompadde
I deserve ogifuna
Love yo ng'enkolera
Ne ngivaako ngya konziba
Abantu bagamba ndwadde (ndwadde)
Kumbe baabikyusa
Love baagitwala
Eyalimu ebindiisa
(CHORUS)
(VERSE2)Nze kankuwe obweyamo
Yenze atagenda kuleka
Alikuzaalira abaana
Alikufuula omwami
Ndibeerawo ng'olwadde (ndibeerawo)
Ndibeerawo nga bakubanja (ndibeerawo)
Ndibeerawo ng'oli yala
Ndibeerawo ng'ozifunye
Hmm! Nga nze mukyalawo (mukyalawo)
Ow'ewaka ssi ow'ebbali
Saagala obe boyfriend
Njagala obe husband wange
(CHORUS)
Mutima ngukuwa
Togumenya
Bye baakola
Nkusaba kuba mwesigwa
Nkwesize nnyo munnange
(Bridge)Togeza n'ondeka gwe wange
Nga mmaze okulaga abange
Ne nkutwala n'ewa mmange
Oh, kirinnuma (kirinnuma)
Nga naye owange y'annumya (nga y'annumya)
Nga bwe nkuba onfuula busy
Naye mmanyi tolibinkola
Ondaze nti oli mwesigwa
Ndi convinced ne by'okola
Kyenva netaazeeyo afia
You're ma love love love daddy
Nze nkusaba
Nkusaba
Tonkola ebyo
Eh yeah yeah



Writer(s): Winnie Nakanwagi


Winnie Nwagi - Munange - Single
Album Munange - Single
date of release
30-05-2018




Attention! Feel free to leave feedback.