Aziz Azion - Wampisa paroles de chanson

paroles de chanson Wampisa - Aziz Azion



This is for you
This is for you beautiful
Sweet melody
Mponye obuwuulu bannange obw'omu mbwesambye
Nakozeeyo omupango ne nfunayo afumba
Nze omuvubuka omuto omulungi kati nina ankuuma
Anjagala nga bwendi ate nga tannyoma, babe
Ono wa mpisa atye katonda
Bya'sobya yetonda
Tawuliriza ngambo
Ono ggwe nonze
Ya'amanyi omukwano ooh oh,ooh oh
La la la la la la la le yi eh
Aah aah, aah aah
Nfunye wa mpisa y'aba ankuuma
Aah aah, aah eeh
Omulungi aweesa ekitiibwa
Aah aah, aah aah
Nafunye wa mpisa y'aba ankuuma
Ooh oh oh ooh ooh
Omulungi aweesa ekitiibwa
Nkusubiza okubeera naawe sigenda kwekyusa
Nkulage omukwano mungi sigenda kuswaza
Ngya kukola bingi babe sigenda kweswaza
Onfunnye omusajja omulungi atagenda kudaaza
Babe
Ndi wa mpisa ntya katonda
Nze bwe nsobya netonda
Siwuliriza ngambo
Nze gw'ofunye
Mmanyi omukwano ooh oh, ooh oh
La la la la la la la le yi eh
Aah aah, aah aah
Nafunye wa mpisa y'aba ankuuma
Ooh ooh, ooh ooh
Omulungi aweesa ekitiibwa
Aah aah aah aah
Nafunye wa mpisa y'aba ankuuma
Ooh oh oh ooh ooh
Omulungi aweesa ekitiibwa
Lwa leero, ooh oh ooh(lwe tubadde tulinda lutuukiridde)
Leero nze naawe babe(kye tubadde tulinda kituukiridde)
Lwa leero ooh oh oh
(Kye tutuuseeko nga kisukkiridde)
Buli omu, nze naawe mukwano (n'emikwano gitusanyukidde)
Babeeeee...
Nafunye wa mpisa y'aba ankuuma
Omulungi aweesa ekitiibwa
Nafunye wa mpisa y'aba ankuuma
Omulungi aweesa ekitiibwa
Leero ooh oh(Nafunye wa mpisa y'aba ankuuma)
Ono ggwe nfunya nze eeh ee(omulungi aweesa ekitiibwa
Gw'enfunye owange eeh ee(nafunye wa mpisa y'aba ankuuma)
Mwagala nyoo nze ooh oo(omulungi aweesa ekitiibwa)
Nafunye omwana nze(nafunye wa mpisa y'aba ankuuma)
Nafunye owange ee
Nafunye ekyana nze eeh(omulungi aweesa ekitiibwa)
Nafunye omwana nze(nafunye wa mpisa y'aba ankuuma)
Nafunye owange ee
Nafunye ekyana nze babeee(omulungi aweesa ekitiibwa)
Ooh oh ooh ooh




Aziz Azion - Wampisa
Album Wampisa
date de sortie
01-02-2010




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.