B2c - Byakyuka paroles de chanson

paroles de chanson Byakyuka - B2c



Ndi mulala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka mulala nnyo, nnyo nnyo
Biri birala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka birala nnyo, nnyo nnyo
Wewammanyira nasukkawo
Byakyuuka
Nasukkawo
Ebintu byakyuuka
N'amaanyi kati nnina
Byakyuuka
Kati nnina
Ebintu byakyuuka
Nafuuka mulala nnyo, nnyo nnyo
Girl nakwetondera dda
Netonde emeka?
Nkusaba tutandike bupya
Bikadde by'osembeza
Nafuuka mugobereziwo
Njiga by'otendeka
Me no you can love me in any way
Okutunula emabega that's a wrong way
By'okola biruma
Tonkaabya eno bampulira
Omutima ggulawo
Nyingire answer ndeese byadda
Ndi mulala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka mulala nnyo, nnyo nnyo
Biri birala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka birala nnyo, nnyo nnyo
Eeh, girl to-tondoza
Be nalozaako bamala sikyaloza
Bulabo nkuwa weezizaaziza
Nze nkuwa guarantee butakutuntunza
Naye mi love is infinity
Oyagala gifuula alternative
Yeah, me positive
You ever negative
Mu love obwesigwa ye security
We me sing this
Omutima oguzimbyazimbya okukira akapipa
Ever obeera onkangakanga na kita
Manya gwe bw'oba kidduka kati nze mafuta
Me got same love mutima nazi... eh!
Manya mission nuh never
Omutima mugumu ne bw'ogulinnyisa tuleera
Naye ondoubtinga by'okola ebyo bya kileera
Ne weekwasakwasa omukwano n'onseera
Ndi mulala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka mulala nnyo, nnyo nnyo
Biri birala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka birala nnyo, nnyo nnyo
We dem B2C Soldiers
God's last borns
Sir Dan Magic
Raaaa
Byakyuuka
Ebintu byakyuuka
Byakyuuka
Ebintu byakyuuka




B2c - Byakyuka
Album Byakyuka
date de sortie
10-12-2018




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.