Bebe Cool - Coccidiosis Song paroles de chanson

paroles de chanson Coccidiosis Song - Bebe Cool



Oh what a Coccidiosis song, a Rinex production
Fire burn Bebe cool, 'member!
Koni koni koni kasekere ku liiso
Ebikolimo by'enkoko tebitta kamunye ekyo nedda
Enkoko emala ebiseera bingi ng'emaamira,
Kamunye emala akaseera bwekati ng'ekwabula
Obudde bw'omalira obungi ng'ompanvuya
N'akaseera kendinawo kw'ekyo katono ddala
Ogenda n'omala ebiseera ng'ofungana
Omwana namanya story answer ku oza nyuma
Value y'obudde bwembeera ntaddemu
Bwekuba kukola nsimbi nange mba ne kyendaga
Gwewandisuubidde atuukire nga ku nsonga
Akwaata ku ssubi ebiseera n'amala nga yetoloola
I got no time to play no games, tomalira budde
In fact I'd rather be alone, njagala osalewo mangu
X2
Omwana w'abandi omuzademu abaana bana,
Okumuwasa omusuubiza embaga mu December
Muba mu November, eby'embaga ng'obyesamba
Her time in life ogyimessinze
Ky'ova olaba owange embaga ye agyesunga,
Nja kugimuwa nsubiza siryekuba
So me deejay, play dis tune again, so we can beat them bad dis year again
My miss I like that attire, and when you put it on I feel like a vampire
Come say lemme take u down fi me empire, oh my miss, you're me umpire
Salawo mangu tokebera mipiira, mbuuza kyonywa, tombuuza permit
Ssinazimba otunda k'ozimbye, oh what a pity, katonda abayambe
Ye nze asinga ssente e Uganda (ebyo biyamba gwe tomalira budde)
Bebe Cool talina nyumba (ebyo biyamba gwe tomalira budde)
Bbaawo bamulabye n'omukyala omulala (ebyo biyamba gwe tomalira budde)
That guy is cheating on you (ebyo biyamba gwe tomalira budde)
Nina n'enyumba empya e Muyenga (ebyo biyamba gwe tomalira budde)
Naguze eryaato eryakabenje (ebyo biyamba gwe tomalira budde)
My dad ye Minister wa Energy (ebyo biyamba gwe tomalira budde)
Tulina emotoka kkumi ewaka (ebyo biyamba gwe tomalira budde)
(Chorus) X2
Big up Power Records, Yo! Me main man, Perfect Ronnie, Ibzo
Oh what a Gagamel Coccidiosis song dis




Bebe Cool - Bwaba Gwe
Album Bwaba Gwe
date de sortie
22-06-2016




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.