Daddy Andre feat. Stainless - Weyita Ani paroles de chanson

paroles de chanson Weyita Ani - Stainless , Daddy Andre



Eh ra ra, hmmm
Stainless wa wa
Andre on the beat
Gwe no biibya
Nyeenya
Koona oli waakabi
Kyusa
Kkirira
Kyuka oli waakabi
Onyumirwa nnyo obuziki
Kituufu omanyi obuziki
Kati twesaana
Onkubira nnyo omuziki
Walaayi omanyi obuziki
I surrender
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
If you keep my ziki tonight
I won't let you down
And if you ask for more
I will give you more, more
Onkuba ng'omwenge omuganda
Ommenya ennyingo, na kanyaga
Osekula ng'omwenge omuganda
Obeera wa?
Mbuulira gwe gy'ova
Onyumirwa nnyo omuziki
Kituufu omanyi omuziki
Kati twesaana
Onkubira nnyo omuziki
Walaayi omanyi obuziki
I surrender
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
Gwe no biibya vva ku balala
Ali ku byabwe nyeenya
Nkooneraamu dance
Ebirala bijja kuba bya nkya
Kenkusanze wano
Nze ssi kuleka wano
Ŋenda naawe gwe ow'omukwano
See your body thrilling, obbye show
Everybody is watching you
See your body thrilling
All eyes on you
So me watching you
Gwe no biibya
Nyeenya
Koona oli waakabi
Kyusa
Kkirira
Kyuka oli waakabi
Onyumirwa nnyo obuziki
Kituufu omanyi obuziki
Kati twesaana
Onkubira nnyo omuziki
Walaayi omanyi obuziki
I surrender
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
Weeyita ani?
Bakuyita ani?
Weeyita ani?
Bakuyita ani?



Writer(s): Andrew Ojambo


Daddy Andre feat. Stainless - Be With You
Album Be With You
date de sortie
02-07-2020




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.