Eddy Kenzo - Nze Mutuufu paroles de chanson

paroles de chanson Nze Mutuufu - Eddy Kenzo



Tweyagale, tweyagale, tweyagale
Wuuyoo omwana loora
Eeeer loora loora...
Ababade bakaabya, kyekisera obetegule
Manti anti gwefunye asiinga
Muntuwange webale okugya
Ebisigade bindekere, bindekere
Mbikumalire... chu chu
Laba tolidamu tolida... mu kukaaba(nze mutuufu)
Tolidamu tolida... mukukaaba(nze mutuufu)
Njagala nkukwate buwere nga mwana(nze mutuufu)
Maama sagala ojure, ojure maama(nze mutuufu)
Bino mukama byatera agera, leero akugerede bweeso
Sinakyindi byasalabiita olabika wabuuse buliro omuntu gwewasanze kunkya omusanga nganolwenkera
Bamunaaza olweza olugatemu kayayana eeye
Nkugambye yakede ne chance yeno, kintu kyebayita omukisa kyekyo
Maama bukya ofunafuna eno bingwa deal nene
Saba saba kyona kyoyoya ofune, sirimukopi mbu nagula ffena oba bita ngabasala bagisale, tulyemu kibumba enyama bagigabe
Laba tolidamu... tolida mukukaaba
Nze yoono mubufunze nzikiriza nkweyanjulire
Nze manyi okola njiriba biti
Ne mu city manyikidwa, sente mbanayo
Nelwezibuze enyoo nfunayo
Bwembera naabo nkaluba so bwemba nawe ngonda bwenvu
Kati kiliza tuzine(tuzine)
Oba kabere tukanywa(tukanywe)
Tunadayo twetonde nga effugyo lituyinze
Oyo atwatagala agende nebiwundu anyiige
Kanywesere oba kivankulabyo sinakindi ka jiribwa kumunyaya



Writer(s): Eddy Kenzo


Eddy Kenzo - Biology
Album Biology
date de sortie
10-07-2017




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.