Fik Fameica - Tobiloberamu paroles de chanson

paroles de chanson Tobiloberamu - Fik Fameica



Gyal, wandeka ogamba kibulamu Kati ojja ozunga olw'okuba olaba
ntereddemu Bambi nkusaba busabi ndekaamu Ebyange naawe wabiroberamu
yeah Obudde buzibye nina okijoogamu Ezange nina oziryako nga nkyali
mulamu Baganda baffe ndaba asikamu omu kw'omu Gwe akyalina obusobozi
tobiroberamu yeah Ate ndi mukozi era nkeera ne nkikyapamu Ataakole
taaliire maama y'ansomeramu Nti mwana wange ssente yeefuga buli kimu
Ky'ova olaba era eby'okola sibiloberamu,
Yeah Musaayi muto nkulembedde game Bayaaye bampalana nefuze bi deemu
Mbabonyaabonya nga combination ya PEM Bano mbakuba ku mutwe
sibaloberamu nze, Yeah Chorus Tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba,
toloba Tobiroberamu Eby�ensi boyi kufata Olina okubeeramu Ngambye,
tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba,
toloba Tobiroberamu Eby'ensi boyi kufata Olina okubeeramu Verse 2
Wabula singa teyali siriimu Singa mu bambala eby'okulwanyisa siriimu
Naye buli lwe nzijukira nti nina ochasinga dream Awo akapiira we
nkateerako sibiroberamu Yeah Mutima gwange mwana naawe baamu Nze
naawe tumanyi ebizibu laavu by'etusuddemu Kati olabye omulala ate o??
amba tubiddemu Ntiddemu nze siddamu kubiroberamu,
Ggwe Kampala City babuufu ffe tukirimu Ojja n'ekyalo abaana
bakikumalamu For example bano abanyiga amasimu mu jam Abaana
baganyakula tebalobyenamu yeah Buli omu n'eddiiniye nze ndi musiraamu
Naye nzikiriza Katonda gwe tusinza y'omu Sabako era ofune engeri
gyomwebazaamu Nze ntya omuliro era ebintu bye sibiroberamu Chorus
Tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba,
toloba Tobiroberamu Eby�ensi boyi kufata Olina okubeeramu Ngambye,
tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba,
toloba Tobiroberamu Eby'ensi boyi kufata Olina okubeeramu Verse 3 Fik
Fameica nze ndiko buli wamu Ekigoma bwenkituulamu Ne mu ddoboozi
ekkakkamu Enyonyogeze temuli abaana baazimalamu Ba rapper mutubulamu
Wanneegayirira okkuwola nga tolinaamu
Okusasula oyagala ngyaziine nga Imam?
Bakuwaana kuluma leero walumye mukyamu Ezange ojja zisesema
toziroberamu Akayimba kano ssi kange ka bulyomu Enjiri eno kansabe
ebune ku bulyomu Artin Pro kuba ekigoma tuzinemu Buli
omu n'owuwe atalina weebeereremu Wabula ex wabilobelamu (
Wabiloberamu) Ffe eno tulya bulamu Kati oly'eyo wejjusa ogamba singa
nagumamu Chorus Tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba,
toloba Tobiroberamu Eby�ensi boyi kufata Olina okubeeramu Ngambye,
tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba,
toloba Tobiroberamu Eby'ensi boyi
kufata Olina okubeeramu Lyrics by mp3jaja.
com Omusomi Omutembeeyi Ghetto yut Kampala muwambe
N'abadde tamanyi mugambe Fik Fameica tuzinemu ssi lumbe Fresh Bwoy



Writer(s): Fik Fameika


Fik Fameica - King Kong
Album King Kong
date de sortie
17-05-2024




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.