Grenade - Olimba paroles de chanson

paroles de chanson Olimba - Grenade



A Grenade ooh Baby
Nina story y′ono omwana... Olimba
Ono teyazalibwa yatondwa... Olimba
She needs from the top to the bottom... Olimba
Ono tagambikako tatukikako.Olimba
Ate simwana wa muloodi... Olimba
Yetakulila pakka mu Baloodi... Olimba
On'omuwala oh my God
Wano yafuka mugenyi ndaba tava Abroad
Abakilako abadde tanalabika... Abakilako
Nze yankubirawo yankuba eri tonalabuka... Abakilako
Mbagambye abakilako abadde tanalabika... Abakilako
Nze yankubilawo yankuba eri tonalabuka... Abakilako
Nkusesa kki nalimanyi omwana ye Nabankema
Kubanga Yankema pakka ng′awambye omutima
Laba bwenetaba mumazina g'Enkima
Mukosooka nali manyi anaaba wattima... Olimba
Yangamba gwansanila... Olimba
Teri kulinda kulala... Olimba
Talinonoza balala... Olimba
Mbu abasajja ngaffe tuli babula... Olimba
Ali byange nange ndi bibye
Emikisa alina gyange nina jigye
Uptown downtown twafuka majje
Basajja balala abafudde baaje
Abakilako abadde tenalabika... Abakilako
Nze yankubilawo yankuba eri tonalabuka... Abakilako
Mbagambye abakilako abadde tanalabika... Abakilako
Nze yankubilawo yankuba eri tonalabuka.Abakilako
Ono yabakilakokoko ooh
Akimanyi alina okubeera owange... Olimba
Yadde amajja alina nkumu okukila agange... Olimba
She leads and others girls follow... Olimba
Abalala tabakolako mikolo... Olimba
Yekolako my girl she no dummy
Alina beauty kw'ogatta flat tummy
Sometimes nange nebuuza nz′ani
A girl like you obutampima kku minzani
She is my Woman am the Man
Ate ampa respect as a Man
Tali muziri nkola model zamani
Nanoonya akamogo kabuula
Abakilako abadde tanalabika... Abakilako
Nze yankubilawo yankuba eri tonalabuka... Abakilako
Mbagambye abakilako abadde tanalabika... Abakilako
Nze yankubilawo yankuba eri tonalabuka... Abakilako



Writer(s): Grenade


Grenade - Olimba
Album Olimba
date de sortie
13-06-2019

1 Olimba




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.