John Blaq - Hullo paroles de chanson

paroles de chanson Hullo - John Blaq



Yello babe
John Blaq
Hello babe
African Bwoy
Hullo babe
Brian Beats
Aya baasi
Hullo hullo
Hullo hullo hullo, hullo
Hullo hullo
Hullo hullo hullo, hullo
Bambi tova ku line
Bambi tova ku line
Bambi sigalawo awo
Bambi tova ku line
Ye osiibye otya osiibye otya?
Ye onsanze otya onsanze otya?
Ye osiibye otya osiibye otya?
Onsanze otya onsanze otya?
Bukya obeera nange
Bukya okikola nange
Akamotoka bukya okavuga nange
Mbuuliraako by'osanze
Yegwe omukwano gwe ntalita
Yegwe omukwano gwe nina nina
Nina ninaanika akaweta
Yegwe omulungi gwe ntalita
Era nze ndikubeererawo Singa olimbeererawo
Kati bbaayi, bbaayi bbaayi
Genze safari bbaayi, Bbaayi bbaayi
Nkuumira mmaali
Bbaayi bbaayi bbaayi, Ngenze safari
Bwe nkuba ng'opickinga
Hullo hullo
Hullo hullo hullo, hullo
Hullo hullo
Hullo hullo hullo, hullo
Bambi tova ku line
Bambi tova ku line
Bambi sigalawo awo
Bambi tova ku line
Omukwano gunyuma nga munyumirwa laavu
Era omukwano gunyuma nga mwekubirako
Omukwano gunyuma nga mwekubirako
W'oyagalira okumulabako n'omulabako
Nkwataako, smile for me nkwataako
Ebigaanyenga mbuuzaako
You're my best friend mu nsi eno yeah
Gwe Monalisa, Monalisa babe
Yegwe amulisa, Gwe amulisa, oh yeah
Bw'oliba ng'ogenze
Kale ndaba ku weekend
Kubanga nswamye, nnyo
Kale leka ekifaananyi
Nange nkuwe ekifaananyi
Kubanga mu kifaananyi
Mwe nkubira buli obufaananyi (Babe)
Hullo hullo
Hullo hullo hullo, hullo
Hullo hullo
Hullo hullo hullo, hullo
Bambi tova ku line
Bambi tova ku line
Bambi sigalawo awo
Bambi tova ku line
Yegwe omukwano gwe ntalita
Yegwe omukwano gwe nina nina
Nina ninaanika akaweta
Yegwe omulungi gwe ntalita
Era nze ndikubeererawo Singa olimbeererawo
Kale leka ekifaananyi
Nange nkuwe ekifaananyi
Kubanga mu kifaananyi
Mwe nkubira buli obufaananyi
Hullo hullo
Hullo hullo hullo, hullo
Hullo hullo
Hullo hullo hullo, hullo
Bambi tova ku line
Bambi tova ku line
Bambi sigalawo awo
Bambi tova ku line



Writer(s): John Blaq


John Blaq - Hullo
Album Hullo
date de sortie
05-03-2020

1 Hullo




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.